TOP
  • Home
  • Kirumira muhammad

Kirumira muhammad

Obujulizi ku baatemudde Kirumira buubuno...

EYABADDEWO ng’abazigu batemula ASP Muhammad Kirumira attottoledde ab’ebyokwerinda byonna bye yalaba n’agamba nti bisobola okuyambako okukwata abatemu....

Abadde afera famire ya Kirumira bamukutte...

WALIWO omusajja eyawulidde okutemula kwa Muhammad Kirumira n’alabawo omuwaatwa w’ayinza okuliira.

Poliisi ewadde amataaba ga bukadde 5

POLIISI ekubagizza kitaawe w’omugenzi Muhammad Kirumira n’obukadde butaano bumuyambeko okuzzaawo ku ssente ze yakozesezza mu kuziika omuserikale waabwe...

‘Abaana ba Kirumira tubakebeza maaso okubakakasa’...

OMUWENDO gw’abaana b’omugenzi Kirumira gweyongedde, omukazi omulala bw’aleese omwana ow’omunaana ne bawera omugatte gwa baana 12 ate omulala n’ayanjulira...

Palamenti esiimye Kirumira: Ababaka batadde...

ABABAKA ba Palamenti basiimye emirimu ASP Mohammed Kirumira gy’akoledde eggwanga ne batendereza n’obuvumu bw’abadde akozesa okulwanyisa abamenyi b’amateeka....

Kirumira Muhammad Mwoyo gwa ggwanga: Baali...

Ab’ebyokwerinda era bagamba nti, bye bakung'aanyizza biraga nti abasse Kirumira baali bategese kukikola ku Lwakutaano wabula n’abatebuka.

Kirumira: Abakazi be 7 baleese abaana

ABAKYALA abalala abalina abaana b’omugenzi ASP Muhammad Kirumira bakyesomba. Kati abaana baweze musanvu buli omu ne nnyina kw’ogatta abalala abana ab’omukyala...

Omu ku bannamwandu ba Kirumira ayogedde:...

NGA bw’etera okuba enkola ku bantu ab’amannya nga bafudde abakazi okutandika okuleeta bamulekwa ab’ebbali ne ku mugenzi Muhammad Kirumira kitandise.

Kirumira abadde asooka kulaalika b’atwalako...

OMUGENZI Muhammad Kirumira abadde asooka kulabula buli atuula mu mmotoka ye. Era bangi ababadde bamusaba okubatwalako ng’asooka kubagamba nti, “bw’oba...

Abafamire y’omuwala eyafudde ne Kirumira...

ABAKUNGUBAZI beegugunze mu kuziika omukazi Resty Mbabazi Naalinya 26, gwe basse ne Kirumira.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM