TOP

Kitatta

Lukwago alabudde ku bbago lya Kampala

LOODI Meeya, Erias Lukwago atuuzizza olukiiko olusoose mu mwaka guno n’ategeeza bakansala n’abakozi ba KCCA nga bw’atagenda kukkirizza kufootoolwa tteeka...

Akakebe ka ttiyaggaasi kasattizza abakolera...

AKAKEBE ka ttiyaggaasi abakuumi ke baazudde mu mugugu gw'omusaabaze kasattizza kasattizza paaka ya bbaasi mu Kisenyi emirimu ne gisannyalala.

Abattakisi basasule 500,000/- omwaka - Lukwago...

LOODI meeya, Erias Lukwago akoze ebbago ku ntambula ya takisi mu Kampala ly’ayagala lifuuke etteeka nga buli mmotoka esasula sitiika ya 500,000/- buli...

Entegeka z'okuggya mmotoka ku Luwum ne Namirembe...

ABASUUBUZI ku nguudo olwa Namirembe ne Kisenyi bawandiikidde minisita wa Kampala, Beti Kamya ku pulojekiti y’okukyusa enkozesa y’enguudo mu kitundu kyabwe...

KCCA eyodde abatundira ku nguudo

ABASERIKALE ba KCCA abakwasisa amateeka bakedde kukola bikwekweeto omuyoola abasuubuzi abatundira ku nguudo mu kaweefube w’okukendeeza omujjuzo n’okulwanyisa...

Enkuba egoyezza Bannakampala

Enkuba egoyezza Bannakampala

Poliisi ezudde emmotoka 36 ezabbibwa mu Kampala...

POLIISI ya Flying Squad ekoze ekikwekweto mw'ezuulidde emmotoka 36 ezibadde zabbibbwa ku bannyinizo mu bitundu bya Kampala n'emirirwano.

Omusuubuzi w'omu Kampala asobezza ku muwala...

OMUSUUBUZI wa sipeeya mu Kampala akwanye omuwala n'amutwalako 'awatu' kyokka n'amwefuulira n'amusobyako mu mmotoka.

Akwanira abawala ku Facebook n'ababbako amasimu...

POLIISI mu Kampala ekutte omusajja akwana abawala ng’ayita ku mukutu gwa Face Book n’abasuubiza okubafunira emirimu kyokka n’akomekkereza ng’ababbyeko...

Omusuubuzi w'omu Kampala aloopye Mutabaazi...

Nnaalongo Esther Kanyesigye ow’e Nnyanama alumirizza Mutabazi okumukuba emigo n’afuna obuvune ku mugongo n’olubuto.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1