TOP

Kizinga

Omukazi yali angabira omwana atali wange...

NZE Sam Batte 24, mbeera Kawempe.Twalabagana n’omukazi e Ttula mu kifo ekisanyukirwamu ekya Las Vegas gye nali ηηenze okusanyukira gye buvuddeko.

Gwe nasuubiramu ebingi anneefuulidde

Nga twakamala emyezi etaano mu mukwano, ekyaddirira lwali lubuto lwe nnali seetegekedde wadde naguma omwana ne mmuzaala.

Ssenga , simanyi kukwana bakazi

SSENGA simanyi kya kukola naye okukwana kwannema. Nsobola okusanga omuwala mu kkubo ne njagala mmugambeko ng’omutima gunkuba. Ssenga nsaba kumpa ku magezi....

Omusajja akwana alowooza kaboozi si bya laavu...

OMUSAJJA ne bw’omuwa ensi yonna tayinza kuweera okuggyako ng’omuwadde kaboozi. Ekyo abasajja kye bategeera nga laavu.

Obubonero bw’embaluka

ENNAKU zino abasajja n’abakazi batawaanyizibwa nnyo obulwadde bw’embaluka. Ekizibu nti bangi ababulina ate balowooza nti balwadde kabootongo. Olw’okuba...

Eyanoonyeza mu Bukedde ayanjudde omusajja...

Bukedde ayanjudde omulenzi we mu kitiibwa n’amukozesa n’akakalu. Ekyasinze okucamula abaabadde ku mukolo guno, Sylvia Namatovu bwe yaweereddwa akazindaalo...

Okufa kwa baze ye yali entandikwa y’ennaku...

NZE Pretty Nakayima 18, ndi mulimi. Mbeera Bujjayo mu ggombolola y’e Kalangaalo mu disitulikiti y’e Mityana.

Omukyala alina siriimu nze sirina, nkole...

Ssenga nsaba kunnyamba. Nakizudde nti mukyala wange alina siriimu naye nze sirina nkole ntya. Ssaalongo Kawaala.

Kw’olabira gwe weegwanyiza atakuliiko

OKWEGOMBA oba okwegwanyiza kya butonde mu bulamu era buli muntu abaako ne kye yeegwanyiza. Kale ne mu mukwano bwekityo, buli muntu abaako omuntu gwe yeegomba...

Akaboozi kannyumira nga munnange ataddemu...

“NZE omusajja atassaamu maanyi nga tuli mu kisenge simwetaaga kuba simuwulira. Njagala ateekamu amaanyi olwo nange ne mpulira nga ddala atuuse mu buli...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM