TOP
  • Home
  • Kkomera e luzira

Kkomera e luzira

Abadde yaakayimbulwa bazzeemu okumukwatira...

Kiwanuka abadde yaakayimbulwa mu kkomera e Luzira gye yasindikibwa ku kibonerezo eky’emyaka etaano oluvannyuma lw’omulamuzi ku kkooti ya Buganda Road okumusindikayo...

Kkooti ezzeemu okugoba okusaba kwa Abudallah...

KKOOTI egobye okusaba kwa Abudallah Kitatta okw’okukebera emmundu gye bamuvunaana okusangibwa nayo.

Engeri Poliisi gye yalemeddwa okuggya sitatimenti...

BAMBEGA ba Poliisi balemeddwa okukozesa omubaka Francis Zaake sitatimenti, olw’embeera gy’alimu nga by’ayogera tebikwatagana.

POLIISI ekakasizza okukwatibwa kw’omubaka...

Poliisi ekutte omubaka Zaake.emuggye ku kisaawe ky'ennyonyi e Ntebe egamba abadde adduka mu ggwanga.

Poliisi ennyonnyodde lwaki omubaka Zaake...

“Omubaka ono twasooka ne tumukwata nga 13, August, 2018, kyokka olw’embeera gye yalimu, twasalawo abantu be wamu n’abasawo okubawa omwagaanya bamujjanjabe...

Alumbye muggyawe n’amwokya amabeere

POLIISI mu disitulikiti y’e Mayuge ekutte n’eggalira Fatumah Nabirye mukyala wa Yasin Bamulesewo abatuuze mu ddwaaliro Zooni e Mayuge oluvannyuma lw’okwokya...

Poliisi eraze emmundu bbiri, basitola n'amakerenda...

Poliisi eraze emmundu bbiri, basitola n'amakerenda g'eyise enjaga ewa Bobi Wine:'Twabisanze mu wooteri mw'abadde asula'

Abagenda ku kyeyo mwewale bakayungirizi -...

POLIISI erabudde abawala abaagala okugenda ku kyeyo okwewala bakayungirizi ne kkamupuni ezitamanyiddwa kibayambe obutafunirayo buzibu ng’okubatta ne babaggyamu...

Abantu 3,500 be baafiira mu bubenje mu 2017...

Akulira ekitongole ky’ebidduka Dr, Steven Kasiima agambye nti mu 2017 waagwawo obubenje 13,224. Mu buno, 3,051 bwali ddekabusa, 6,530 bwali bwa maanyi...

Poliisi efulumizza alipoota ku buzzi bw'emisango:...

OMUWENDO gw’abattibwa gulinnye ekyongedde okweraliikiriza abantu. Lipoota poliisi gye yafulumizza ekwata ku misango egyaliwo mu 2017 yalaze ng’obuzzi bw’emisango...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM