TOP

Kkooti

Yeemulugunyizza ku nkwata y'omusango gw'obutemu...

KITAAWE w’omuwala Stella Nanfuma eyattibwa mu bukambwe mu bitundu by'e Masuliita yeemulugunyizza olw’engeri omusango gwa muwala we gye gukwatiddwaamu....

Manya amateeka g'oku luguudo nga tonnalutuukamu...

Manya amateeka agafuga oluguudo weewonye okutanga oba okusibwa nga totegedde

Abtex ne Bajjo basabye kkooti esale omusango...

Abategesi b'ebivvulu Abtex ne Bbajjo basabye kkooti esale mangu omusango gwabwe basobole okuddamu okutegeka ebivvulu byabwe

Abafumbo baleppuka na gwa kukumpanya bbiriyooni...

Omulamuzi Gidudu ku Lwokutaano lwe yagaanyi Juliete Asiya Namuli ne bba Robert Kimbowa okweyimirirwa ng'agamba bayinza okutaataaganya okunoonyereza okukolebwa...

Abalwanirizi b'eddembe batutte eddwaaliro...

Ab’ekibiina ekirwanirira eddembe ly’abantu kigenze mu kkooti olwa Mulago w’abakyala okusasuza abagendayo ssente ng'ate ssente z'omuwi w'omusolo ze zaalizimba...

Emisango gy’omu kkooti gyakubalibwa ekitongole...

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kubalirira ebintu mu ggwanga kyakutandika okubala emisango gya kkooti

Kansala Nsajja avunaanibwa bufere

Kansala Nsajja Musonge Fred akiikirira eggombolola y'e Nama ku lukiiko lwa disitulikiti y'e Mukono yakwatiddwa lwa kufera omusomesa n'amulyako ssente...

Mukyala wa Polof. Bukenya amututte mu kkooti...

Dr. Margaret Bukenya agamba nti obufumbo bwabwe bwatandika okuyuuga olw’obwenzi bwa polofeesa Bukenya era ng’amaka ge Gilbert Bukenya yagavaamu dda ag’e...

Mpulira bubi omusango gwange obutawulirwa...

Omulamuzi yagambye nti omuwaabi wa Gavumenti yabadde tazze kubanga yeetabye mu kusabira omwoyo gwa Joan Kagezi.

Omumyuka wa Ssaabalamuzi wa Uganda, Alfonse...

OMUMYUKA wa Ssaabalamuzi wa Uganda, Alfonse Owiny Dollo akuutira balamuzi banne okubeera abeerufu nga bawozesa emisango. Era agamba nti abantu balowooza...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1