TOP

Kutunda

Omuyiggo gw'embwa e Lwengo

Abatuuze b'e Mpugwe-Mukungwe e Masaka bali mu ttale bayigga mbwa ezaafuuse ekizibu ku kitundu ngazaatuuse n'okulumaluma abaana ku kyaalo.

Okulabankana mu mukwano kimalamu munno amaanyi...

Bw’obeera owugulwa abantu abalala gw’oli naye n’omuggyako ebirowoozo osiiga ekifaananyi ekibi nti tojja kusobola kumunywererako era ayagala omubeezi ow’obuvunaanyizibwa...

Ogwa Besigye ne UBC gugudde butaka

OMUSANGO DR. Kiiza Besigye mwavunaanira ttivvi y’eggwanga[UBC] okugaana okulaga obulango bwe mu kampeyini za 2011 gugudde butaka leero ku kkooti enkulu....

Ebintu ebireeta obunkenke mu bufumbo ne bufa...

OBUFUMBO bw’ensangi zino okubuwangaaza abaagalana bateekwa okuba abagumiikiriza.

Omusajja bw’atandika obuteesiga mukyala we...

OMUSAJJA okutandika obuteesiga mukyala we kitera kuva ku musajja nga yafunyeeyo omukazi ow’ebbali.

Ebyokulya omukazi by’alina okwewala ng’agenda...

Mu mbeera yaffe eyobuwangwa omukyala bw’aba agenda okusisinkana omwami asaanidde okweteekerateekera ekiseera ekiwanvuko okugeza alina okulya n’atwala obudde...

Mulekere abantu eddembe - Bp. Semwogerere...

Yalabudde ababaka ba Palamenti okwewala okutaganjula ssemateeka wamu n’abaakoze effujjo mu Palamenti n’agamba nti bino bireeta obunkenke, entiisa n’okusasamaza...

Okukuza ameefuga ga Uganda aga 55

Okukuza ameefuga ga Uganda aga 55-Bushenyi

Omwana afiiridde mu kidiba kya Gavana Mutebile...

Abaana bano baawuze kyokka Sekizivu yalemereddwa. Banne bwe baalabye nga tebamulabako, kwe kudduka nga tebalina gwe bategeezezzaako.

Paasita Kakande atuuyanidde mu kakiiko k'ebyettaka...

Pastor Samuel Kakande amaaso gamumyukidde mu kakiiko akanonyerezza ku mivuyo gy’ettaka akakulirwa omulamuzi Catherine Bamugemereire ku Hotel Brovad mu...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM