FFAMIRE z'abaakubiddwa amasasi omu n'attibwa abeebyokwerinda bwe baabadde bagezaako okugumbulula olukung'aana lw'omu ku bavuganya ku bubaka bwa Palamenti...
AKALULU ku bifo bya Palamenti n'Obwassentebe bwa disitulikiti keeyongeddemu ebbugumu oluvannyuma lw'abamu ku baagwa mu kamyufu ka NRM mu disitulikiti y'e...
POLIISI n’abeebyokwerinda abalala e Kyotera ne Kaliisizo banoonyereza ku bumenyi bw’amateeka obukudde ejjembe mu Kyotera omuli okutemula abantu abava mu...
ABAKRISTU b'e Kyotera baguddemu encukwe, Faaza abadde ajjanjaba mukulu we bw'asangiddwa ng'afiiridde mu buliri mu nnyumba y'Abasesedooti ku Lutikko e Kitovu...
Omuyimbi Geoffrey Lutaaya akwatidde NUP bendera ku kifo ky’omubaka w’essaza ly’e Kakuuto mu disitulikiti y’e Kyotera asabye abatuuze okumussaamu obwesigwa...
Abattakisi bagamba nti tebajja kukkiriza kuvaawo okuggyako ng’ebyabaggya mu ppaaka bimaze okugonjoolwa okuli enguudo embi.
PULEZIDENTI Museveni agonderezza mu b’emmotoka eza buyonjo, n’akkiriza zitambuze abantu bana nga ne ddereeva omubaliddeko, kyokka bonna balina okubeera...
Bagamba nti ssente ezaabasabibwanga zaali wakati w’obukadde busatu ne 10, ne babakozesa yintaviiyu kyokka balinze okumala ebbanga ng’emirimu tebagifuna....
Omuyizi atabuse omutwe ng'akola ebibuuzo
Ettaka litabudde abatuuze n'omugagga e Kyotera