Lukwago ng'ali n'abawagizi be. Loodi Meeya wa Kampala, Ssaalongo Erias Lukwago akomyewo okuva e Nairobi gy'amaze ebbanga ng'ajjanjabibwa. Ayaniriziddwa...
KU Lwokuna nga January 14, 2021 lwe lunaku lw’okulonderako ababaka ba Palamenti mu ggwanga lyonna. Omulamuzi Simon Byabakama akulira akakiiko k’Ebyokulonda...
PULEZIDENTI wa DP, Mao asuubirwa ekiseera kyonna okwanjula omwogezi w’ekibiina ky’abasuubizi ekya KACITA, Hajji Issa Ssekitto nti DP gw’ereese ku bwa Loodi...
HAJI Nasser Ntege Sebaggala alangiridde nga bw’agenda okuvuganya ku bwa Loodi Meeya wa Kampala n’agamba nti azze kuggyawo Erias Lukwago gwe yayogeddeko...
LOODI Meeya wa Kampala Erias Lukwago awandiikidde minisita omuggya Betty Amongi n’amusiima okulondebwa mu kifo ekyo kyokka n’amutegeeza nti, ajjidde mu...
LOODI Meeya wa Kampala, Erias Lukwago alangiridde ensonga 10 zaagenda okussaako amaanyi mu mwaka 2020.
Omusango gwa Abtex ne Bajjo okubagaana okutegeka ebivvulu bya Bobi Wine teguwuliddwa.
NAMWANDU wa Ssaalongo Ronald Kitayimbwa 35 , eyattiddwa n’omuwala Maria Naggiriinya alaajanidde abazirakisa okumuyaamba ku mbeera mwe yasigadde omuli omuwendo...
Abaaguzannyako beetabye mu kosondera abaaliko bassita ba liigi ya babinywera ensimbi
LOODI Meeya Erias Lukwago n’ababaka ba palamenti mukaaga bajulidde ku nsala y’omusango gw’okuggya ekkomo ku myaka gya pulezidenti ogwasaliddwa e Mbale....