EMBEERA ya Loodi Meeya Erias Lukwago ekyali mbi. Abasawo bakyataganjula oba ayinza okuba n’akatole k’omusaayi mu mawuggwe era bamwongeddeyo mu ddwaaliro...
EBIZIBU byeyongedde mu DP, ekisanja kya Nobert Mao bwe kiweddeko wakati mu kuwakanyizibwa abamu ku bammemba okuli ababaka ba Palamenti.
ABA FDC bataddewo olwaleero n’enkya ku Lwokubiri nga nsalessale eri abaagala okukwatira ekibiina bendera ku kifo ky'Obwapulezidenti, okuggyayo empapula...
PULEZIDENTI wa DP, Norbert Mao musanyufu bya nsusso oluvannyuma lwa bannabyabufuzi okuli Erias Lukwago, Betty Nambooze, Medard Seggona n’abalala okumuviira...
Kitaka yakedde mu ofiisi ye ku Mmande gye yavudde n’agenda ku mukolo gye yasanze Loodi Meeya Erias Lukwago kyokka tebaayogedde ku byasaliddwaawo mu lukiiko...
Sheikh Yakubu Manaafa omukugu mu bya Islamic Banking, yalabudde ba Sheikh okukuuma eby'obugagga bye balina ng’ettaka n'ategeeza nti mu nkola eno alina...
SHEIKH Muzaata baamuyise kulya n’adda mu kubala abaana! Mu kugenda ku mukolo gw’okukyaza abako, eyandikulembeddemu essaala eyagaliza Rema Namakula ne bba...
KCCA etabukidde abagagga mu Kampala
LOODI meeya Erias Lukwago avumiridde ebikolwa by’abakulembeze ab’ebibiina eby’enjawulo okweyogereranga amafuukuule ekibaviiriddeko okukola ebikontana...
Bakwatiddwa nga April 24, 2019 mu kibuga wakati nga kigambibwa nti baabadde bakung’aanye mu ngeri etasaana, gye beeganyi.