TOP
  • Home
  • Lorenzo gambacorta

Lorenzo gambacorta

Winnie Nwagi alemesezza Chiko okulinnya ku...

KAZANNYIRIZI Chiko eby'okulinnya ku siteegi yasoose n’abivaako ng’alabye omuyimbi Winnie Nwagi eyabadde anyumye ebitagambika.

Taata w’abayimba ku bafu yeewanye okussaawo...

TAATA w’abayimbi b’oku nyimbe ba Kafeero yeegulumizza nti okuyimba kitone kya mu nnyumba nti era omwana atamanyi kuyimba batuuka n’okumubuusabuusa obuzaale...

Poliisi ekutte gw’erumiriza okuttira bba...

Kigambibwa nti oluvannyuma lw’okumutta Nakku yakubye enduulu nga yeefudde nti abatemu babayingiridde.

Omukenkufu akuleetedde Stevia ow’amazzi akuggya...

Omukenkufu akuleetedde Stevia ow’amazzi akuggya ku sigala, enjaga n’omwenge

KCCA ekubye Villa n'edda mu kibalo kya liigi...

KCCA ekubye Villa n'edda mu kibalo kya liigi

Abaafera yinvesita bavunaaniddwa emisango...

ABANTU abeekobaana ne bafera omusuubuzi obukadde 600 nga bamuguza zaabu basimbiddwa mu kkooti ne bavunaanibwa emisango emirala.

Bakaleke aleppuka na gwa kawumbi ka Mukorea...

AKAVUYO keeyongedde mu poliisi abaserikale bamayinja bataano bwe bakwatiddwa mu bubbi bw’emmundu abamu ne baggalirwa mu kkomera lya poliisi e Nalufenya....

Emiranga mu kusabira omuyizi w’e Ndejje

EMIRANGA n’okwaziirana byasaanikidde ekkanisa ya Mbuya Pentecostal Church bwe baabadde basabira omwoyo gw’omugenzi Timothy Njogera 17, owa Ndejje SSS eyafudde...

Ronaldo ne Neymar bali ku minzaani mu Champions...

ABAWAGIZI b'omupiira baakuggwa empaka leero ku asinga omupiira sizoni eno wakati wa Cristiano Ronaldo ne Neymar.

Wenger waali okutuuka 2020

ENSONDA eziva mu kiraabu ya Arsenal, ziraga ng'abakungu baayo bwe bategeka okwongera Arsene Wenger endagaano okutuusa mu 2020.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1