Ebitongole ebibudaabuda abavubuka abalina akawuka ka siriimu biwanjagidde abazadde okufaayo ennyo ku baana mu biseera bino eby'omuggalo gwa COVID 19 kubanga...
LIPOOTA y'abasawo ku byavudde mu kukebera Loodi meeya Erias Lukwago efulumye. Lukwago yakebeddwa mu ddwaaliro lya Aga Khan e Nairobi gye yatwaliddwa...
SSAABASUMBA w'Essaza ekkulu erya Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga alabudde abavubuka okukomya okukola effujjo. Bino abyogeredde mu Lutikko e Lubaga...
ABASAWO bakola ekisoboka okutaasa Loodi-Meeya Ssaalongo Erias Lukwago eyalumbiddwa obulwadde bwa ‘Acute Anaphylaxis’ obwamutwazizza e Nairobi. ‘Acute Anaphylaxis’...
LOODI Meeya wa Kampala, Erias Lukwago bamututte Nairobi kufuna bujjanjabi. Kiddiridde Lukwago okulwala n'afuna obujjanjabi mu ddwaaliro e Lubaga n'e Mulago...
FRANK Baguma 28, omutuuze w'e Kabowa yasibyewo edduuka lya sipeeya mw'abadde akola mu Ndeeba, n'adda ku kkubo okulaba abookya ebipiira mu kwekalakaasa....
CHRISTINE Zawedde 58, omutuuze mu zooni ya Kweba e Mutundwe mu munisipaali y'e Lubaga y'omu ku baakubiddwa essasi mu kwekalakaasa okwabaddewo ku Lwokusatu...
DR. Stella Nyanzi eyeesimbyewo ku kifo ky'omubaka omukazi owa disitulikiti y'e Kampala ku kkaadi ya FDC asabye Bannakampala okumuyiira obululu kubanga...
Ekirwadde kya COVID 19 bwe kyatusalako, munnakatemba era omwogezi w’oku mikolo, Joseph Ssendagire amanyiddwa nga Muzeeyi Bakiddaawo y’omu ku baakosebwa...
OKWAWUKANAKO n'abeesimbyewo abalala abaatuuse e Kyambogo mu bitiibwa nga bawerekeddwaako abantu baabwe, Pulezidenti wa FDC, poliisi yamuleese talinnya...