TOP

Lusambya

Bannayuganda beetabye mu mwoleso gw'emmotoka...

Bannayuganda beetabye mu mwoleso gw'emmotoka enkadde e Kenya.

Amawulire mu bifaananyi

Leero mu Bukedde mu bifaananyi

Uncle money y’ani avunanibwa ogw'okuta omuntu?...

Ono amannya ge amatuufu ye Jackson Ssenyonga aweza emyaka 49. Nga muwagizi wa mupiira nakinku naddala ttiimu ya Uganda Cranes.

Ssennyonga agobye Bugingo e Namboole

PAASITA Jackson Sennyonga owa Christian Life Ministries annyogozza Aloysius Bugingo owa House of Prayer Minisitries bwe yeekutte ekisaawe ky’e Namboole...

Apostle Sserwadda awabudde aba People Power...

Dr. Joseph Serwadda akulira enzikiriza y'abalokole eya Born Again Faith awadde aba People Power amagezi bagondere ekiragiro ky'amagye eky'okwesonyiwa enkofiira...

Ebya kansala Ssegirinnya Muhammadi bibi!...

Ebya kansala Muhammadi Ssegirinya amanyiddwa nga Eddoboozi ly’e Kyebando’ bibi! Eyali muganzi we amututte mu baamateeka ng'amulanga kumwonoonera linnya....

Omuyimbi Karole Kasita akyaddeko mu Bukedde...

Omuyimbi Karole Kasita akyaddeko mu Bukedde, agenda kuyimba mu Mbuuttu y'embuutikizi Mmeketa.

Diamond Platnumz bamuzaalidde eddenzi

Diamond Platnumz bamuzaalidde eddenzi: Awezezza abaana 4 mu bakazi 3 okuli Uganda, Tanzania ne Kenya

Abayimbi baweereddwa bbasale okusoma ku yunivasite...

ABAYIMBI basakiddwa bbasale okwongera okusoma ku yunivasite baleme kuddamu kulabibwa nga abalemwa nga y'ensonga lwaki baddukira mu kuyimba.

Omuvuzi wa 'bodaboda' alumirizza Uncle Money...

OMUVUZI wa bboodabbooda alumirizza Uncle Money (Jackson Ssewanyana) nga bwe yamulaba awalaawala omuvubuka mu musiri gwa lumonde gye baamusibira akandooya...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM