TOP

Mabanda

Kadaga alabudde ku mivuyo gy'ensimbi z'akasiimo...

SIPIIKA Rebecca Kadaga asabye Ssababalirizi w’ebitabo bya gavumenti, John Muwanga okumalawo emivuyo egiri mu nzirukanya y’ensimbi z'akasiimo k’abaali abakozi...

Abawagizi ba Kadaga beeyiye ku kkooti okuwulira...

Abawagizi ba sipiika Rebecca Kadaga bakedde kweyiwa ku kkooti Enkulu mu musango ababaka abaagobwa mu palamenti, bwe baali bateesa ku bbago ly'okuggya ekkomo...

Abavubuka mweyambise kompyuta okwetandikirawo...

SIPIIKA Rebecca Kadaga akunze abavubuka okweyambisa emikutu gy’empuliziganya egy’omulembe n’enkola ya tekinologiya eriwo mu nsi okwefunira n’okwetandikirawo...

Abasawo basabye Palamenti esse ku Gav't akazito...

BADOKITA basabye Palamenti esse ku Gavumenti ‘akazito’ okulaba nga bongezebwa omusaala n’ensako wamu n’okussa ebikozesebwa ebimala mu malwaliro.

Kadaga ayise Abayisirayiri okulamaga e Namugongo...

SIPIIKA Rebecca Kadaga ayise Abayisirayiri okujja mu Uganda okulambula ebifo by’amaddiini nga; ekiggwa ky'Abajulizi e Namugongo n’e Munyonyo kuba ne Bannayuganda...

Sipiika awandiikidde Pulezidenti ku ky’abaserikale...

Ebbaluwa Sipiika wa Palamenti gye yawandiikidde Pulezidenti Museveni ewadde ababaka abawakanya okuggyawo ekkomo ku myaka amaanyi ne basaba n’emisango egyabaggulwako...

'Abasoga tusosolwa ebitagambika'

ABATUUZE b’e Jinja bateeze Sipiika, Rebecca Kadaga ku kkubo ne bamuloopera Bannamakolero mu Jinja bwe balina obusosoze mu kugabira bannansi emirimu.

Kadaga akunze Abazungu okuwonya abaddugavu...

Kadaga akunze Abazungu okuwonya abaddugavu okugwirana nga bagenda mu mawanga gaabwe okukuba ekyeyo

Kadaga ayambalidde Gavt' ku kwonoona obutonde...

SIPIIKA Rebecca Kadaga ayambalidde minisitule y’obutonde bw’ensi n’alumiriza nti tekoze kimala kussaawo kaweefube ow’enjawulo okusimba emiti n’okukuuma...

Gav't erondoole abagenda ku kyeyo - Kadaga...

SIPIIKA Rebecca Kadaga asabye gavumenti okukola endagaano n’amawanga g’ebweru Bannayuganda gye bagenda okukuba ekyeyo okulaba nga tebatulugunyizibwa nga...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM