TOP

Manu united

Pogba abotodde ekyama

Pogba agamba nti eky'obutazannya Champions League sizoni ejja tajja kukigumiikiriza.

Abawagira ManU baagala babagulireyo omuzibizi...

Barcelona yakkakkanye ku ManU n'egiwuttula ggoolo 3-0 nga kati baagala bafunye omuzibizi.

Solskjaer agenze kuketta Barcelona

ManU ezannya Barcelona ku Lwokusatu mu Champions League era Solskjaer agenze kulaba ngeri gye bazannyamu.

Liverpool eri bulindaala

Liverpool enoonya anaasikira Sadio Mane singa anaaba agyabulidde.

Solskjaer atandikidde mu ggiya okuwa ebiragiro...

Solskjaer asonze ku bazannyi b'atayagala kwabulira ManU.

Barcelona eramudde Umtiti

Ensangi zino, Umtiti takyalina nnamba etandika mu Barcelona era bandimutunda

Leicester esabye ManU obuwanana bw'ensimbi...

Leicester eyagala obukadde bwa pawundi 90 mu muzibizi waayo Maguire.

Paul Scholes obutendesi bumwokezza n'asuulawo...

Scholes y'omu ku baali abawawuwuttanyi ba ManU aba kabi ne bawangulira ttiimu eyo ebikopo bingi.

Mourinho ayogedde ekyabatabula ne Pogba

Mourinho yaggyako Pogba obumyuka bwakapiteeni ekyayongera okutabula enkolagana yaabwe.

Bassita ba ManU basatu bassuuse

Rashford, Longard ne Juan Mata baalwalira mu nsiike yaabwe ne Liverpool.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM