TOP

Manu

Lukaku asaze ManU ekikuubo

Inter Milan erudde ng'eperereza Lukaku wabula ku Mmande yasaze ManU ekikuubo n'agenda n'atendekebwa ne Anderlecht gye yazannyirako.

Derby eyise Wayne Rooney emuwe omulimu

Derby eyagala kuwa Rooney mulimu, asikire Lampard eyagenze mu Chelsea

Bayise mu Evra asikirize Dybala yeegatte...

ManU eyagala egule Dybala olwo ereke Pogba agende mu Juventus

Lukaku alekeddwa bbali

Lukaku atawaanyizibwa obuvune wabula Inter Milan eyagala kumugula mu ManU.

Bale agenze

Kiraabu y'e China erangirira essaawa yonna nga bw'eguze Bale

Bakitunzi ba Rashford bamutaddeko obukwakkulizo...

Rashord, 21, yava mu akademi ya ManU okwegatta ku ManU kyokka waliwo ebigambibwa nti Barcelona emuperereza.

ManU esattira lwa buvune bwa Lukaku ne Luke...

Okuva Solskjaer lwe yajja, Lukaku y'omu ku bazannyi ababadde bezzizza obuggya ne bayamba ttiimu okuwangula.

ManU erina okumalira mu bifo ebina ebisooka...

ManU esigazizza emipiira munaana gy'erina okuwangula ate nge bw'esabirira b'evuganya bakole ensobi.

Sijja kugenda mu Real Madrid - Mbappe

Mbappe ye yateeba ggoolo eyookubiri nga bawangula ManU mu gwasooka mu gw'oluzannya lwa ttiimu 16 mu Champions League.

Omutindo gwa ttiimu yange gubadde mufu -...

Bukya Solskjaer asikira Mourinho, abadde takubwangako mupiira gwa Premier.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1