Omusajja abadde agenda okuwasa omukyala nnamba bbiri afudde n'omugole mu kabenje. Ekikangabwa kino kigudde ku kyalo Malongo mu disitulikiti y'e Lwengo...
Dr. Sarah Nkonge omu ku bavuganya ku kifo ky'omubaka omukyala owa Lwengo asimattuse okufiira mu kabenje. Mmotoka ye ekika kya Prado TX nnamba UAS 982Y...
ABAKRISTU b'e Kyotera baguddemu encukwe, Faaza abadde ajjanjaba mukulu we bw'asangiddwa ng'afiiridde mu buliri mu nnyumba y'Abasesedooti ku Lutikko e Kitovu...
OMUBAKA omukyala owa Masaka mu Paalamenti, Mary Babirye Kabanda emisinde gy'amazaalibwa ga Kabaka agisimbudde n'abaddusi 300 okuva ku Total highway oba...
Poliisi e Masaka ekutte Munna Dp era avuganya ku kifo ky'omubaka wa Palimenti owa Nnyendo- Mukungwe, Fred Mukasa Mbidde n'emuggalira. Mbidde abadde atuuzizza...
MUNNAMAGYE Maj Gen Gregory Mugisha Muntu alabudde amagye ne poliisi okukomya okweyingiza mu byobufuzi n’abajjukiza nti omulimu gw’abwe kukuuma butebenkevu...
Bya Abdul Muwonge ...
Abantu ku byalo bina mu muluka gw’e Kasanje mu ggombolola y’e Kyesiiga e Masaka bavudde mu mbeera ne beekalakaasa n’okuteeka emisanvu mu kkubo n’okukumamu...
POLIISI n'amagye byetondedde Omusumba w'e Masaka eyawummula John Baptist Kaggwa (mu kifaananyi ku ddyo) olw'okukuba ttiyaggaasi eyagootaanyizza emikolo...
ABAVUGANYA omumyuka wa Pulezidenti bamutaddeko amaanyi okumusuuza ekifo ky’omubaka wa Palamenti e Masaka. Kigambibwa nti amaanyi agamuteekeddwaako galimu...