TOP

Masaza

 Braize Nkolo owa Butembe (mu mujoozi omumyufu) ng’awaguza mu maaso g’omuzibizi wa Bunha.

Butembe ewangudde Bunha mu ...

Butembe ewangudde Bunha mu masaza g'e Busoga n'etangaaza emikisa gy'okuva mu kibinja

 Ssentebe wa Buddu FC, Hajji Ali Matovu, ng'alamusa ku bazannyi

Buddu ewera kumegga Busiro ...

Ttiimu ya Buddu erabudde eya Busiro okugenda e Masaka nga bakimanyi nti baawanguddwa dda mu mpaka z'Amasaza ga Buganda.

 Abazannyi ba Butambala

Amasaza munaana ganattunka ...

Amasaza ag'enjawulo galwanira semi y'empaka z'Amasaza

 Abazannyi ba Buddu oluvannyma lw'omupiira mwe baawangulidde Bulemeezi ggoolo 2-1

Bannabuddu bafunye essuubi ...

Essaza lya Buddu liwangudde Bulemeezi mu mipiira gy'Amasaza ne liwera okufiira ku Mawogola lisobole okwesogga 'quarter'

 Ssejjengo owokubiri (ku dyo) ng'ayogera ku ntekateeka y'empaka za masaza .Abalala (okuva ku kono) be bakungu bolukiikookuli, Farida Bongoley, Francis Kitaka ne Francis Mugerwa (asembye ku dyo) ababade mu Masengere gye buvudeko.

Empaka z'amasaza zongezeddw...

Empaka za masaza zakuggulwawo ku Lwomukaaga luno nga 1 June 2019 mu kisaawe kya saza grounds e Ssingo wakati wa banannyinimu (aba Ssingo) ne Ssese mu maaso...

 Henry Ssekabembe  (ku ddyo) ng’ali ne Sulaiman Ssejjengo (amuddiridde) ne Semei Mukwatambogo ku ofiisi ya Kisekwa ku Mmande.

Empaka z'Amasaza zitongozeddwa

Essaza ly'e Ssingo likakasiddwa okutegeka omupiira oguggulawo empaka z'Amasaza ez'omwaka guno

 Kabugo (ku kkono), ne Flavia Namulindwa owa Bukedde TV (ku ddyo) nga bayanjula Selli

Gomba ereese Omuzungu agiya...

Essaza lya Gomba likansizza omutendesi Omuzungu aliyambe okuwangula ekikopo ky'Amasaza omulundi ogwokutaano

Ssejjengo owookubiri (ku ddyo) ng'aliko byannyonnyola. Yabadde n’abakungu b'akakiiko abalala okuli; Timothy Magambo (ku kkono), Farida Bongoley, Francis Kitaka ne Francis Mugerwa.

Ab'amasaza beegaanyi okuler...

Abaddukanya amasaza beegaanyi ebigambibwa nti balina ttiimu ze balera nga baagala zituuke ku fayinolo

 Oscar Agu owa Ssingo (ku ddyo) ng'attunka ne Gabriel Erac owa Bulemeezi.

Essaza ly'e Gomba liwanduse...

Bakyampiyoni b'empaka z'Amasaza aba Gomba, bawanduse mu mpaka z'Amasaza oluvannyuma lw'okuwangulwa Busujju ku ggoolo 2-1

 Ssejjengo

Egy'Amasaza gikyusiddwa

AKAKIIKO akaddukanya empaka z’Amasaza ga Buganda kakyusizza olunaku emipiira gy'okuddingana kwe ginaazannyirwa.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)