OMUVUBUKA eyateeze omuvuzi wa bodaboda n’amukuba akayondo n’amunyagako pikipiki nnamba UEE 330J bamwambudde ne bamukunguzza okumutuusa ku poliisi.
BAMULEKWA b’omugenzi Mulindwa Muwonge baweze 38, ng’abakungubazi baamugerageranyizza ku Prof. Lawrence Mukiibi okuba n’abaana abangi.
Ggwe tekikwewuunyisa nti mu kumuziika, abantu bonna bakkirizza okusaba kwe okwambala ebyeru okumukungubagira nga bwe yalaama ate mu kiseera kye kimu nga...
Tulina bwe yabuuziddwa ku baka kitaawe , yagambye nti ensonga ezo Ssenga y’asinga okuzimanya wabula n’akakasa nti abo bonna abalina emirimu gye bakola,...
Polofeesa Lawrence Mukiibi nannyini masomero ga St. Lawrence Schools afudde.
EMBEERA ya Polof. Lawrence Mukiibi nnannyini masomero ga St. Lawrence, eyagudde ku kabenje ku lw’e Masaka n’atwalibwa mu ddwaaliro n’ebisago eby’amaanyi...