TOP
  • Home
  • Mayanja nkangi

Mayanja nkangi

Bakoonye ennyumba ya nnamwandu e Kayunga...

NNAMWANDU asobeddwa eka ne mukibira oluvannyuma lw'aba famile ya bba okumulumba ne bamugoba mu ttaka, ebintu bye byonna ne babyonoona.

Ebya Pallaso okukubwa e South birimu omukazi...

Omuyimbi Pallaso bamuzingizza e South Africa ne bamukuba olw’ebigambibwa nti aliko omuwala eyabadde n’omusajja we gwe yabadde akwana.

Bakutte agambibwa okukuba Imaam w’e Bugiri...

POLIISI ekutte omusajja agambibwa okukuba Imaam w’e Iwemba, Bugiri Sheikh Masuudi Mutumba amasasi agaamusse n’atwala abasirikale gye yabadde akwese emmundu....

Mayinja ayogedde ku by'okufuna ssente alwanyise...

Mayinja bwe yatuukiriddwa yasoose kusambajja bimwogerwako nti yafuna ssente okulwanyisa People Power era n’ategeeza nti ekibatabudde kiri kimu – kuwuliriza...

Enzige zongedde okweraliikiriza Bannayuganda...

ENZIGE ezaalumbye Uganda nga ziva e Kenya zongedde okusaasaana mu bitundu by’e Karamoja bwe zizinze disitulikiti y’e Nakapiripirit ne Nabilatuk.

Ensonga lwaki Museveni aggyeewo Mutabaazi...

GODFREY Mutabaazi amaze emyezi esatu ng’alwana okulaba nga Pulezidenti Museveni amwongera “kontulakiti” naye ne birema.

Abaana 3 bajjiiridde mu nnyumba nga maama...

MAAMA azirikidde mu bbaala e Mbikko oluvannyuma lw’okufuna amawulire nti, abaana be basirikkidde mu muliro ogwakutte ennyumba yaabwe.

Ndejje eyagala kweddiza bwa kyampiyoni mu...

YUNIVASITE y’e Ndejje ba kyampiyoni b’emizannyo gya yunivasite za Uganda sizoni nnya ez’omuddiring’anwa boolekedde okweddiza obwa nnantameggwa omwaka guno....

Engeri Mukoka gye yakuluggusizza emmaali...

Enkuba eyakedde okufukumuka ku Lwomukaaga yavuddeko mukoka ow’amaanyi okukuluggukira mu maduuka g’abasuubuzi omwabadde; agasabgibwa ku Blue Room, Qualicel,...

Bano abaana banoonya magombe?

ENKUBA efudemba ennaku zino eyombya abantu naddala abasula mu bifo ebikosebwa amazzi nga Bwaise, Lufuka n’ebitundu ebimu eby’e Najjanankumbi.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1