TOP

Mbaga

Kabaka agenda kulabikako eri Obuganda leero...

KABAKA leero asuubirwa okuggulawo olukiiko lwa Buganda olw’omulundi 25 mu Bulange e Mmengo.

Ekyuma ekipya ekijjanjaba kkansa kituuse...

ABALWADDE ba kkansa bafunye ku buweerero, ekyuma ekipya ekijjanjaba obulwadde buno kattira bwe kituuse mu ggwanga oluvannyuma lw’emyaka ebiri egy’amaziga...

Taata wa Nnabagereka bamukutte lwa ttaka...

JOHN Luswata Ssebugwawo, taata wa Nnabagereka wa Buganda akwatiddwa n’aggalirwa ku poliisi ng’alangibwa okukozesa olukujjukujju n’atunda ettaka emirundi...

Balumirizza Ssaabalamuzi Katureebe okwekomya...

FAMIRE e Luweero erumirizza Ssaabalamuzi Bart Katureebe okwekomya yiika z’ettaka 840.

Afande, emyaka musanvu egy’obufumbo ndi mu...

EMYAKA musanvu egiyise bwe baali bagattibwa mu bufumbo obutukuvu, baakuba ebiragaano nti okufa kwe kulibaawukanya.

Sidda mu kkooti kunsiba nga ndaba

OMUSIBE atolose mu kkooti n’abuuka ekisenge n’ateekako kakokola tondeka nnyuma.

Uganda etimpudde Rwanda 3-0 mu za CHAN

Bannayuganda batandise okwesunga okusamba mu mpaka ez’akamalirizo eza Africa ez’abasambi abazannyira awaka eza CHAN ezigenda okubeera e Nairobi omwaka...

Azam FC yeepikira Onduparaka mu gw'omukwano...

Azam FC eya Tanzania ekyalaze amaanyi nga tenawangulwamu mu mipiira egy’omukwano gye yaakasamba ku bugenyi bw’eriko mu Uganda.

Omutaka Namwama, akulira ekika ky'Ekkobe...

MMENGO ewadde ebika byonna ekiragiro eky’okukomya okutuuzanga enkiiko zaabyo mu wooteri saako amaka g’Abataka mu kibuga Kampala wabula bagendenga ku butaka...

Omukazi omulala attiddwa mu ntiisa e Ntebe...

ENTIISA yabuutikidde abatuuze b’e Nkumba Bufulu mu Katabi Town Council mu Wakiso abantu abatannategeerekeka bwe batemudde omukazi ne bakuuliita n’ebimu...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM