Leero ku Lwokubiri nga November 24, 2020: Yoweri Kaguta Museveni ali Mbale. Robert Kyagulanyi Ssentamu ali Bundibugyo, Bunyangabu ne Kasese. Henry...
OKWETEGEKERA akalulu ka 2021, Vision Group etwala ne Bukedde ekoze okunoonyereza n'ezuula ebizibu ebiruma abantu bye baagala abeesimbyewo babakolere nga...
OMU ku baali abakubi b’endongo mu Revival Band yagambye nti, yagyegattako mu 2014 kyokka nga baalina ekizibu ky’okuba nga tebaalina bayimbi b’amannya basikiriza...
ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba n'ebirala.
Poliisi yeetondedde omukazi omukadde eyakwatibwa ku katambi nga ofiisa waayo amuweweenyula kibooko.
GAVUMENTI etandise okuggala agamu ku makomera oluvannyuma lw’omuwendo gw’abasibe abakwatibwa ssenyiga wa COVID 19 okugenda nga gulinnya.
Guno gwe mwezi ogutongozebwamu embalu mu Bugisu wonna nga okutongoza embalu kuno kubeera ku kitebe kye by`obuwangwa bya Bugisu e Mudodo.
ABANTU ababadde bazina akadodi bataayizza abaserikale ba Poliisi bana ne babakuba ne baweebwa ebitanda.