Abavubuka bano baategeezezza nti basobeddwa kuba buli kiseera babasaba okuteekayo ssente nga buli muntu bamuggyako 10,000/- okwewandiisa.
Omusajja abadde agenda okuwasa omukyala nnamba bbiri afudde n'omugole mu kabenje. Ekikangabwa kino kigudde ku kyalo Malongo mu disitulikiti y'e Lwengo...
Patrick Oboi Amuriat, avuganya ku bwapulezidenti era akwatidde FDC bendera asimbiddwa mu maaso g'omulamuzi wa kkooti y'e Mbarara, Gordon Muhimbise, n'amuggulako...
PATRICK Oboi Amuriat, avuganya ku bwapulezidenti ku kaadi ya FDC alumbye Pulezidenti Museveni olw’okweggyako egimu ku mikwano gye egimuyambye okuwangaala...
GEN. Mugisha Muntu olwayingidde e Ntungamo gy'asibuka ne yeegattibwako abawagizi be ne bayisa ebivvulu oluvannyuma omubaka Gerald Karuhanga n'amukulembera...
Abattakisi bagamba nti tebajja kukkiriza kuvaawo okuggyako ng’ebyabaggya mu ppaaka bimaze okugonjoolwa okuli enguudo embi.
"Nnaliko omubbi ne mbuvaamu nga mu kiseera kino sirina mulimu wabula maama ampa buli kyetaago siraba lwaki nziba, kuba okuva lwe baankuba mu 2019 ne mpisibwa...
OMUYIMBI Jenniffer Fullfigure nga kati akola nga omuwabuzi wa pulezidenti Museveni asisinkanye abayimbi n'abavubuka b'e Mbarara okumalawo obukuubagano...
AKAKIIKO k’ebyokulonda aka NRM kalabudde nga bwe kagenda okusazaamu eyeesimbyewo yenna anaasangibwa ng’akubye olukung’ana oba ng’ayisa ebivvulu mu luguudo...