TOP
  • Home
  • Media centre mu kampala

Media centre mu kampala

Enkima ekubye Empindi 1-0 n'esitukira mu...

Enkima ekubye Empindi 1-0 n'esitukira mu kikopo ky'ebika bya Buganda

Empindi n'Enkima balwanira fatinolo ya bika...

BAZZUKULU ba Mazige (Abempindi) n’aba Mugema (Abenkima) buli omu ayogeza maanyi ng’agamba nti Engabo y’omwaka guno yiye.

Emmamba Kakoboza ewera kulyawo Mpindi

Leero zinadda okunywa mu mpaka z’ebika bya Buganda mu kisaawe e Wankulukuku nga bazzukulu ba Nankere Abemmamba Kakoboza battunka n'Abempindi ku luzannya...

Owa Vipers atuukidde mu kutaasa Mmamba

SSITA wa Vipers SC, Duncan Ssenninde, abeekika kye ekya Mmamba Kakoboza bagambye nti wadde anaaba mukoowu olw’olugendo lw’e Tanzania gy’abadde mu CECAFA,...

Effumbe lizze liwaga

NGA baakamala okuwuttula Enjovu 6-1 mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda, bazzukulu ba Walusimbi, Abeffumbe, bakomyewo mu nsiike leero nga bawera okukola ekintu...

Ab'Emmamba Kakoboza bawera kusitukira mu...

BAZZUKULU ba Nankere aba Mmamba Kakoboza katono baffe essanyu oluvannyuma lwokufuna omujoozi omupya nga baakamala okutongoza olukiiko lwa ttiimu yaabwe...

Ente yeddizza engabo y'ebika bya Buganda...

Ente yeddizza engabo mu mupiira gw’Ebika mu fayinolo ekomekkerezeddwa ku kisaawe kya Bukalasa Agricultural College nga Kabaka wa Buganda omupiira guno...

Ente n’Effumbe balwanira fayinolo y'ebika...

LEERO, Obuganda bwakweyiwa mu kisaawe e Bukalasa mu ssaza ly’e Bulemeezi okubugiriza Ssaabasajja Kabaka Mutebi bw’anaaba aggalawo emipiira gy’Ebika.

Emmamba Gabunga esisinkanye Kakoboza mu z'ebika...

OLUNAKU lw’enkya ku Lwokukibi ekibanyi kyakugwa n’amennvu nga abeddira Emmamba Gabunga, etendekebwa Cyrus Nsubuga bubeefuka bannaabwe abaddira Emmamba...

Empindi ewandudde Enkima mu z'Ebika ne balamuza...

EKIKI ky'Empindi kyongedde okulamuza engabo ya sizoni eno bwe kiraze abazannyi z'Enkima nti mu mupiira bakyalina bingi eby'okukola.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM