Tulina amaanyi okukuba Zambia - Cranes
FUFA eronze Basena ne Kajoba okusikira Micho eyasuddewo Cranes lwa nsasula
Micho Sredojevic asuddewo omulimu gw’obutendesi bwa UgandaCranes n’awa ensonga nti baluddewo okumusasula.
“Sinnavaawo kyokka era sikakasa nti wendi. Singa FUFA enansasula, nja kukomawo ntwale omulimu gwange mu maaso,” Micho bwe yategeezezza.
EGGULO, omutendesi wa Cranes, Micho Sredojevic yatutte omumyuka we Moses Basena ku kijjulo ku kirabo ky'emmere ekimu mu Kampala okumwebaza okukolagana...
MICHO Sredojevic atendeka Cranes asambazze ebigambibwa nti agenda kusuulawo omulimu guno yeegatte ku ttiimu endala.
Omupiira guno gwa luzannya lusooka era omutendesi wa Cranes, Micho Sredojevic yategeezezza nti ayagala kuguwangula atangaaze emikisa gy’okugenda ku luzannya...
Ttiimu ya Cranes ey’abasambi abasambira awaka egenda okwetaba mu mpaka za Africa eza CHAN etandise okutendekebwa e Namboole.
NAWANDIISE wiiki ewedde nti singa nze Micho (atendeka Cranes), Tony Mawejje atazannya mu ttiimu y’e Bulaaya ansingira Benard Muwanga atuula ku katebe mu...
OMUTENDEISI wa Cranes Micho Sredojevich afulumizza olukalala lw’abazannyi bagenda okutegeka okuzannya omupiira ogw’omukwano ne Kenya ku Lwokuna e Nairobi....