TOP

Mmengo

Mmengo n'Abasiraamu bakukkulumye ku kabineeti...

MMENGO eyogedde ku nkyukakyuka Pulezidenti Museveni ze yakoze mu baminisita n’egamba nti Bannayuganda bajja kusanyuka ssinga abaalondeddwa banaatuukiriza...

'Mutambule n'abaana ku mikolo gy'Obwakabaka'...

Yabadde Bulange - Mmengo bwe yabadde asisinkanye abantu abaavudde mu maggombolola okuli; Musaale Ssisa mu ssaza ly’e Busiro ne Mutuba XIII Muwanga mu ssaza...

Laba engeri omusawo w'e Mengo gye yasigadde...

Laba engeri omusawo w'e Mengo gye yasigadde mu maziga nga bamubbyeko abaana basatu ne babatikka ku nnyonyi

Bbugwe ku ttaka lya Mujaguzo atandise okuzimbibwa...

Ekiragiro kya Kabaka Ronald Mutebi okuzimba bbugwe ku ttaka lya Mujaguzo kissiddwa mu nkola

Kabaka akoze enkyukakyuka ssinziggu e Mmengo...

KABAKA Mutebi alonze abaami b’amasaza abaggya 11. Ku babaddewo musanvu be basigaddewo okuli ne Kamuswaga w’e Kooki, Apollo Sansa Kabumbuli. Enkyukakyuka...

John Ssegawa ono muwala wo...

MUNNAKATEMBA John Ssegawa eyali amanyiddwa nga Sserulungi wa Kampala taggwaayo. Alina omukolo gwe yabaddeko mu bitundu by’e Mengo okumpi n’Olubiri lwa...

Bbugwe w'olubiri e Mengo asuliridde kugwa...

Ebyokwerinda bya Kabaka biri mu matigga!

Ekyabadde mu kusonda ssente ez'okuddaabiriza...

Ekyabadde mu kusonda ssente ez'okuddaabiriza ennyumba ya Muteesa

Abasomesa muyambe abayizi okukula nga bekkiririzaamu...

Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiga akubirizza abasomesa okuyamba abayizi okukula nga bekkiririzaamu basobole okweyimirizaamu mu biseera byabwe...

Abakulembeze b'Abalokole basisinkanye Katikkiro...

Abalokole abeegattira mu kibiina kya National Fellowship of Born Again Pentecostal Churches in Uganda basisinkanye Katikkiro Mayiga ne bamusaba abalambike...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1