Byona, ye munnayuganda yekka eyali awangudde nnanatameggwa wa Uganda owa 2012, 2013 ne 2016, Jas Mangat.
OLUTALO lw’abavuzi ba mmotoka z’empaka olw’okulwanira obubonero ku ngule y’eggwanga (NRC) luddamu leero (Lwamukaaga), bwe banaaba battunkira mu bitundu...
OLUVUGA olwasoose olw'empaka za Pearl of Africa Rally lwajooze Banannayuganda abaazeetabyemu.
WADDE nga nnantameggwa wa Uganda mu muzannyo gw'emmotoka, Jas Mangat, abadde akakasizza okwetaba mu mpaka za laawundi eyookubiri ku ngule y'Afrika eza...
OMUVUZI w’emmotoka z’empaka, Duncan Mubiru ‘Kikankane’ atandise okuwawula ebyuma bye nga yeetegekera empaka za Safari Rally ezigenda okukola nga lawundi...
Ebyana biwala ebyanywa amazzi byegiriisizza ng’ebigotta entula mu mmotoka z’empaka ezaabadde mu bitundu by’ekibuga ky’e Kabale gye byaliiridde kaasi n’okuwummuliza...