Ttiimu zino zisiitaanye mu nzannya musanvu era zaatuuse ekiseera ne zisibagana okutuusa ku ddakiika ezisembayo JKL Dolphins bwe yatutte.
Ttiimu ya Nkumba university ewangudde ekikopo kya liigi ya volleyball omulundi ogw'okusatu ogw'omuddiring'anwa.
City Oilers enoonya kikopo kyamusanvu mu liigi ya basketball
Ttiimu za Uganda eza basketball zaasubiddwa okusitukira mu kikopo kya Afrika, bwe zaawuttuddwa Misiri
Ttiimu ya City Oilers, eraze nga bw'eyagala okuddamu okuwangula ekikopo kya liigi bw'ekubye Betway Powers mu guguddewo liigi
Omuyizi wa Mbogo High awangudde empaka za Badminton w'amasomero n'ategeeza nga bwakolerera egya Commonwealth
Ttiimu ya Nkumba eya volleyball eyigga nsimbi ez'okugitwala e Misiri okwetaba mu mpaka za Afrika
Nkumba ekyabinuka masejjere oluvannyuma lw'okweddiza ekikopo kya liigi ya volleyball
City Oilers ewangudde ekikopo kya basketball omulundi ogw'omukaaga ogw'omuddiring'anwa
City Oilers ewangudde Betway Powers mu basketball n'ewera nga bwe watakyali ayinza kugiremsa kikopo kya mwaka guno