TOP

Mulimi

Valentayini ya 2016 nagimalira mu maziga...

VALENTAYINI ya 2016 sigitenda kuba ye yali entandikwa y’obufumbo bwange okusasika wadde ng’oluvannyuma kyansindika mu ssanyu ddala.

Obufumbo naabusobola?

NNINA ekizibu, bwe mba ntandise okunyumirwa ate nga mmalamu akagoba.

Nnyazaala yannemesa olulenzi

Embeera eno yatabangulanga omusajja n’ava mu mbeera n’adda mu kuyomba nga kw’atadde okunnangira emmere gyendya.

Ag’emugga gatuuse okungobya

BWE mba njagala okubeera n’ag’emugga nkola ntya

Omuwala gwe nnaweerera yazaalira musajja...

Kuba nali namwekengera dda ate nga bamaze okuntegeeza nti ali lubuto, nagaana eby’okwegatta naye omwezi ogwo gwonna wadde nga yanteganga obumasu.

Omukazi yansuulira abaana n’agenda akole...

Njagala mukyala wange akomewo eka tukuze abaana baffe nze ndi musajja mukozi era nja kubakolerera.

Obulwadde bunnemeddeko

NGEZEZZAAKO okujjanjaba endwadde y’obukaba naye sifuna njawulo.

Abaagalana abatakyatya kwasanguza byama bya...

NGA bwe bagamba nti eby’omu nju tebitottolwa, abafumbo oba abaagalana bandibadde na bingi bye basirikira ebikwata ku bannaabwe naddala ku nsonga z’omu...

Abavubuka mwegendereze

ENNAKU zino abavubuka bangi bettanira okukomba ebbakuli ate tebamanyi buzibu buli mu mbeera eno naddala obulwadde.

Kiki ekinnumisa olubuto?

KIVA ku ki okufuna obulumi mu lubuto ate nga bwe mba ηηenda mu nsonga kiyitirira.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM