TOP

Mwana

Ebintu kw'olabira obwongo bw'omwana obukula...

Biibino by'olina okwetegereza okulaba oba omwana wo akula bulungi naddala mu nkola y'obwongo bwe.

Engeri gy’okwata omwana ayaayaana okumanya...

Engeri gy'ozuula n'okuyamba omwanawo okumanya n'osobola okugaziya n'okuzimba obwongo bwe ng'akula.

Manya omwanawo ky'ayagala omukuze mu mbeera...

Obutamanya mwana ky'ayagala kivaako okukula nga mumenyi w'amateeka

Ow’emyaka 6 jjajjaawe amusibye ku miguwa...

Wabula abamu ku batuuze abaludde nga balaba Nawati ng’atulugunya muzzukulu we ku luno beebaatemezza ku LC eyasitukiddemu n’esanga Nawati ng’asibye omwana...

Engeri gy'oyigiriza omwana okukola mu luwummula...

Akware muyizi mu kibiina kyakubiri wabula mulunzi wa nkoko era musanyufu kuba bw'ayagala okulya ku nkoko atoola ku zize ate ng'afunamu ne ku ssente.

Akawompo k’omwana kalanga obulwadde obumulumbye...

Engeri ennyangu maama gy'asobola okumanya omwana we afunye obuzibu ng'alabira ku kawompo.

Okuyonsa gwe musingi gw'obulamu

Yonsa omwana mu ssaawa esooka ng'azaaliddwa omugeme endwadde ezandimulumbye.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1