MARGIE Kayima (Nabbi Omukazi) ayagala aba ABS TV bamusasule obukadde 700 lwa kukozesa eddoboozi lye mu kalango nga tabawadde lukusa. Kayima mu bbaluwa...
Lt. Col. Edith Nakalema akulira akakiiko akaatekebwawo Pulezidenti Museveni okulwanyisa obuli bw'enguzi olumaze okukwata Omusumba Siraje Ssemanda owa Revival...
WAABADDEWO obunkenke e Kawaala mu zzooni 2, poliisi bwe yatutteeyo Nabbi omukazi ne muganda we Bena Namisinga (mukyala wa Pasita Siraje Ssemanda) ne baaza...
OMU ku baali abakubi b’endongo mu Revival Band yagambye nti, yagyegattako mu 2014 kyokka nga baalina ekizibu ky’okuba nga tebaalina bayimbi b’amannya basikiriza...
OMUYIMBI Maggie Kayima eyali muninkini wa Paasita Augustine Yiga Abizzaayo era omu ku baali bakulira Revival Band kirabika takyalina situleesi.
OMUYIMBI Maggie Kayima manya Nabbi Omukazi k’agoba ne Paasita Siraje Ssemanda owa Revival Church e Bombo kakulu kuba takyamuva ku lusegere.