MUNISIPAALI y’e Nakawa mu Kampala egenda kukutulwamu emirundi ebiri evveemu esaza eddala eryetongodde erigenda okukikirirwa omubaka wa palamenti.
UGANDA efunye omuntu owookubiri eyafudde corona nga waakayita ennaku ttaano ng’eyasoose afudde. Kigambibwa nti eyafudde mukyala wa myaka 80 ng’abadde mutuuze...
Guno gwe mwezi ogutongozebwamu embalu mu Bugisu wonna nga okutongoza embalu kuno kubeera ku kitebe kye by`obuwangwa bya Bugisu e Mudodo.
MUNNAYUGANDA eyasiibuddwa okuva mu kalantiini y’e Kabahinda mu disitulikiti y’e Isingiro yagambye nti, waliwo abantu abasoba mu 400 abaakwatibwa nga bayingidde...