ABAYIMBI, Bannakatemba ne bannamateeka ba bakazannyirizi abeeyita Bizzonto bakoze pulaani okulaba nga bayimbulwa. Mu pulaani eno mulimu n’entegeka gye...
PAASITA Bugingo ayanjudde bye yaggye e Namboole, n’ategeeza abagoberezi nti yasigadde abanjibwa ensimbi ezisukka mu bukadde 60 okusinziira kw’ezo ze yataddemu...
OMULAMUZI w’eddaala erisooka mu kkooti Ento e Mukono, Tadeo Muida agobye okusaba okwali kuteereddwaayo Ssaabawaabi wa gavumenti ng’ategeeza nga bwe batagenda...
NGA March 24, 2019 mu kabuga k’e Nagojje mu disitulikiti y’e Mukono, Ronald Ssebulime yakubwa omuserikale wa poliisi Cpl. David Ssali amasasi n’attibwa...
NANTABA okutuuka okusalawo okugenda e Canada yasoose kugezaako kwogera ne Pulezidenti amuyitiremu ku kusoomoozebwa kw’ayitamu, wabula ne kitasoboka.
Ssebuguzi ayogedde engeri Nantaba gye yamwawukanyamu ne Bugingo
FAMIRE ya Ronald Sebulime 39, erowooza nti omuntu waabwe yattiddwa bwereere teyabadde mu lukwe lwa kutemula Minisita Aida Nantaba.
Ziizino entalo Nantaba z’azze alwana
Ekyasinze okuggya Namuganza mu mbeera, ye Betty Amongi okwesitula ne Nantaba ne bagenda ku mukolo gw’abakyala be Namutumba ku nkomerero y’omwezi oguwedde...
Nantaba yalengezezza Namuganza bwe yagambye nti, ‘Omuntu eyeeyita Minisita atasobola kukubiriza nkiiko mu ngeri ya kigunjufu asaana kubeera Ssentebe wa...