Abatuuze baamukubye emiggo wabula nga bw’alaajana ng’agamba nga bw’atali mubbi ng’enkoko baagimuwadde buwi.
Yagambye nti kaweefube gw’aliko ow’okugoba obwavu mu maka asobola okutuukirira ng’abantu bamujjumbidde n’okussa mu nkola ebibalagirwa omuli; okulabirira...
Emirimu gye nayitanga egy'abacaafu n'abataasoma mwe nfunye ssente ezinnyambye okutandika bizinensi endala n'okwetuusaako bye nneetaaga
Manya abantu kye beetaaga mu kitundu kyo mu nnaku zino enkulu okole ssente ng'obibatuusaako.
Akware muyizi mu kibiina kyakubiri wabula mulunzi wa nkoko era musanyufu kuba bw'ayagala okulya ku nkoko atoola ku zize ate ng'afunamu ne ku ssente.
Abasuubuzi mu katale k’e Bweyogerere balabuddwa ku bujama ne babasuubizza okubaggala ssinga tebakyusa.
Abatunda enkoko ensale ku Kaleerwe balinnyisizza omutindo mu kugezaako okukuuma obuyonjo n’okugoba endwadde eziva ku bujama ate nga bwe basikiriza n’abaguzi....
“Bw’oba onoofuna mu nkoko olina okuzaagala nga ggwe bwe weeyagala. Kino kitegeeza nti olina okuzirabirira mu ngeri esinga okuba ennungi olwo nazo zikuwe...