TOP

Nrc

Yasin Nasser tatidde ku bw'engule ya NRC...

Nasser, yamalidde mu kyakuna mu mpaka za ‘Total Kabalega Hoima Rally’ ezaabadde mu bitundu by’e Hoima ku wiikendi. Arthur Blick ye yawangudde.

Abavuzi 40 baakuvuganya mu z'e Hoima

Abavuzi 4 buli omu tayagala kukola nsobi emulemesa kumalako mpaka z'e Hoima era buli omu atunuulidde buwanguzi.

Aba mmotoka z'empaka babanguddwa

Mu kawefube w'okulwanyisa obubenje mu muzannyo, abavuzi n'abakungu ba mmotoka z'empaka babanguddwa ku ngeri y'okubutangira.

Ssebuguzi ne Ssenyange batunuulidde za 'Pearl'....

Munnayuganda amalirira mu kifo eky'okumpi ekisooka mu mapaka za 'Shell V-Power Pearl of Afrika Uganda Rally',afuna obubonero 140 singa emmotoka ye ebeera...

Suzan Muwonge ajaguzza okuwangula NRC 2018...

‘Super lady’, Suzan Muwonge alabudde abavuzi ba mmotoka z’empaka nti omwaka gujja akomawo kulwanira ngule.

Aba mmotoka beewagira z'e Hoima

Abavuzi ba mmotoka z'empaka 31 bakakasizza okwetaba mu mpaka za 'UMOSPOC Kabalega Rally' ezigenda okubeera e Hoima ku weekendi eno

Pemba azzizza Ambrose Byona ow'emmotoka z'empaka...

Byona, ye munnayuganda yekka eyali awangudde nnanatameggwa wa Uganda owa 2012, 2013 ne 2016, Jas Mangat.

Engule y'omwaka guno yange - Blick

OLWAWANGUDDE empaka z'omwetooloolo eza ‘FMU Sprint Championship’, ezaabadde ku Festino Cite e Mukono ku Ssande, nnantameggwa w’emmotoka z’empaka owa 2015,...

Abawagizi balidde ebitoomi mu mmotoka z’empaka...

NNANTAMEGGWA wa mmotoka z’empaka owa 2006, 2009 ne 2014, Ronald Sebuguzi, aweze okufiira ku bavuzi banne awangule engule ya NRC omwaka guno.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1