Isma abeera ku mikutu gya sosolo midiya ng'ayogerera banne amafuukule kyaddaaki yeetondedde Full Figure gwe yavuma gye buvuddeko. Isma agamba nti wadde...
Omubaka akiikirira essaza ly’e Lwemiyaga mu Disitulikiti y'e Ssembabule, Theodore Ssekikubo asabye ebitongole ebikuuma ddembe okukomya okukola effujjo...
AKALULU ku bifo bya Palamenti n'Obwassentebe bwa disitulikiti keeyongeddemu ebbugumu oluvannyuma lw'abamu ku baagwa mu kamyufu ka NRM mu disitulikiti y'e...
Bya Margaret Zalwango AKULIRA akakiiko akalwanyisa enguzi mu maka g'obwapulezidenti, Lt. Col Edith Nakalema asabye abantu okumuloopera abakozi ba gavumenti...
OMUKUBI w'ennanga, Henry Mayanja akomyewo na nkuba mpya. Afulumizza oluyimba olusuusuuta Pulezidenti n'ekibiina kya NRM n'asaba abo abatawagira kibiina...
PULEZIDENTI Museveni agambye nti abooludda oluvuganya tebayinza kumuwangula n'awa abavubuka amagezi obutaboonoonerako biseera byabwe. Museveni yagambye...
KEVINA Nalwadda ng'abadde n'ebbaala e Nansana ku Masitoowa yakedde kugenda Kiruddu mu ddwaaliro okumujanjaba okugulu okumuluma. Yabadde yaakavaayo ng'ali...
SSENTEBE wa NRM mu Kampala Central, Salim Uhuru akooowodde Bannayuganda okwetaba mu kalulu ka Bukedde aka Gabula Ssekukkulu basobole okuwangula eddigobe...
DR. Hillary Emmanuel Musoke Kisanja y'omu ku bavubuka Pulezidenti Museveni b'azze asibirako olukoba okumuwangulira akalulu, okukkakkanya abavubuka n'abakyala...
PULEZIDENTI Yoweri Museveni alagidde abakulembeze ba NRM ku mitendera egy’enjawulo okwongera okuzuukusa abantu okuva mu tulo bongere amaanyi mu kwekolerera...