Famire y'omuvubuka Brian Mbajjo 20, makanika wa mmotoka ku siteegi y'e Kasambya balaajanidde gavumenti ebayambe okujjanjaba omwana waabwe eyakubwa amasasi...
MAAMA w'abaana Justine Bukirwa 45, eyakubwa akakebe ka ttiyaggaasi mu mbugo ne kamwabikiramu, avundira mu kalwaliro akamu e Kayunga. Justine...
Bobi ng'azina n'abawagizi be. Yali Ggulu gye buvuddeko. Abantu mu bitundu by'e Iganga beeyiye ku nguudo bwe bawulidde nti omukulembeze w'ekibiina kya...
AVUGANYA ku kaadi ya National Unity Platform (NUP) ku kifo ky'omubaka wa Mukono North mu lukiiko lw'eggwanga olukulu, kanso Abdullah Kiwanuka Kayongo amannyiddwa...
Ssegirinya azzeemu okwegatta ku Bobi Wine n'awera "Tewali kuzikiza. Twagala ntebe 2021…" Loodi kansala, Muhammadi Ssegirinya amanyiddwa nga ‘mr update'...
WE bukeeredde olwaleero ng’enguudo zonna eziyingira n’okufuluma ekibuga Fort Portal poliisi n’amagye bazisuddemu emisanvu baaza emmotoka zonna eziyingira...
Pulezidenti w'ekibiina kya NUP, okunoonya akalulu e Kyenjojo, Kyegegwa ne Fort Portal tekunnaba kumutambulira bulungi ng'ebitundu ebirala. Robert Kyagulanyi...
Minisita w'obutebenkevu Gen. Elly Tumwine alabudde abeekalakaasi n'akiggumiza nti; Poliisi n'ebitongole ebikuumaddembe biweereddwa obuyinza okukuba amasasi...
ABATUUZE ku kyalo Kasaala mu ggombolola ye Luweero bali mu kukungubagira ssentebe waabwe Richard Mutyaba 42 eyakubiddwa essasi bwe yabadde agezaako okukkakkanya...
DR. Kiiza Besigye yeegasse ku bamu ku beesimbye bwapulezidenti ne bavumirira poliisi okukwata Robert Kyagulanyi, ne basemba kampeyini ziyimirizibwe, abeesimbyewo...