Okusinziira ku lipoota y’omuluka guno eyasomeddwa omuwandiisi Lawrence Kabonge, ettemu n’okusobya ku bawala n’abakazi bisusse.
Omulamuzi Gidudu ku Lwokutaano lwe yagaanyi Juliete Asiya Namuli ne bba Robert Kimbowa okweyimirirwa ng'agamba bayinza okutaataaganya okunoonyereza okukolebwa...
ABAZIGU bayingiridde maneja w’edduuka eritunda eddagala ne batwala ensimbi enkalu, ssaako okutikka ebintu bye ebisinga eby’omu nju mu mmotoka ye kennyini...
Wabula abamu ku batuuze abaludde nga balaba Nawati ng’atulugunya muzzukulu we ku luno beebaatemezza ku LC eyasitukiddemu n’esanga Nawati ng’asibye omwana...
POLIISI y’e Katwe etubidde n’emmotoka ttaano ze yakwatira mu bikwekweto ng’ababbi bazikukumye mu bitundu by’e Iganga mu Busoga ne Kampala oluvannyuma...
Agambibwa okubba obummonde alaajanye; Mbadde mbutwalira nnakawere wange
OMUKAZI azze abba ebintu mu super market ez’enjawulo mu Kampala ne yeezibika ebintu mu mbugo bazzeemu okumukwatira e Kawempe.
Poliisi y'e Ndejje Lubugumu ekutte Nnakawere eyeenyigidde mu bubbi bw’emmotoka emisana ttuku.
OMUVUZI wa sipensulo e Kasangati attiddwa abamusse omulambo gwe ne bagusiba ku muti mu kibira e Kiboga.