TOP

Okuvunda

Kayihura asambazze eby'okuumibwa amagye

OMUDUUMIZI wa poliisi Gen. Kale Kayihura asambazze ebibadde biyiting’ana nti akyusizza abakuumi be aba poliisi nga kati akuumibwa magye.

Abazigu bassaddaase omwana ow'omwaka gumu...

ABAZIGU bawambye omwana ow’omwaka ogumu okuva mu maka ga bazadde be e Masaka ne bamutemako omutwe, ebitundu by’ekyama n’emikono!

Museveni alumbye abawakanya emyaka: 'Abayise...

PULEZIDENTI Museveni agambye nti abalwanyisa okukyusa mu Ssemateka tebalina njawulo na bayaaye kuba okuteesa si kwekalakaasa.

Museveni asiimye bannaddiini

ESSAZA ekkulu ery’e Kampala lijaguzza okuweza emyaka 50, ku mukolo Pulezidenti Museveni kw’asinzidde okusiima bannaddiini olw’okussaawo akakiiko akabagatta...

Agambibwa okutta muganda we olw’ettaka akwatiddwa...

OMUSAJJA Ronald Lukyamuzi 40, ow’e Kyaliwajjala zooni A agambibwa okutemaatema muganda we, Sylvia Namata 42 n’amutta olw’ettaka, poliisi y’e Kira emukutte...

Poliisi bagitwala mu kkooti

OMUYIZI Muzafaru Kamakya mu Good Times SSS, Masajja eyakutuddwaako ekibatu akakebe ka ttiya ggaasi e Makindye, bazadde be bagenda mu kkooti kuvunaana Gavumenti...

Engeri amagye gye gaaluse olukwe okubakwata...

OMUJAASI wa Miritale poliisi eyaliwo nga boofiisa ba poliisi mwenda abaasimbiddwa mu kkooti y’amagye nga bakwatibwa annyonnyodde engeri amagye gye gaabazingako...

Baroza, eyali omuyambi wa Kayihura bamukwatidde...

Eyali omuyambi wa Gen. Kale Kayihura Jonathan Baroza aba CMI gwe basinga okwetaaga okubaako bye bamubuuza we bwazibidde ku Lwomukaaga ng’amawulire agava...

Lwaki abalongo bange tebawera

SSENGA gyebale, abalongo bange nga baagaana okuwera. Baagaana okuwera kubanga tewafaayo kusika sayizi ewera oba baagaana bugaanyi?

Kabonge atiisizza okusuulawo Lira United...

OMUTENDESI eyayingiza Onduparaka FC ne Masavu FC mu liigi ya babinywera, Allan Kabonge, Lira Unite eya Big League gy'atendeka kati emutuddemu.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM