Obuwanguzi obuddiring’ana ku Spurs (2-1) ne Man City (2-1) bucamudde abagagga ba ManU ne bakakasa omutendesi Ole Gunnar Solskjaer nti omulimu gugwe bwoya...
Bukya ManU egoba Mourinho, omutindo gwayo tegulinnye era abamu ku bawagizi bagamba nti omutendesi Ole Gunnar Solskjaer naye asaana kugobwa.
Ole Gunnar Solskjaer, atendeka ManU alaajanidde abazannyi be bataase omulimu gwe nga bakuba Spurs enkya ne Man City ku Lwomukaaga.
Puleesa yeeyongedde ku mutendesi wa ManU, Ole Gunnar Solskjaer bwe bagudde amaliri ne Aston Villa (2-2) ku Old Trafford ne bongera okumukubamu ebituli...
LEERO (Mmande), Arsenal ekyalidde ManU mu Premier ng'ekigiri ku mwoyo kwe kukomya ejjoogo lyayo.
Okuva Solskjaer lwe yajja, Lukaku y'omu ku bazannyi ababadde bezzizza obuggya ne bayamba ttiimu okuwangula.
Bukya Solskjaer asikira Mourinho, abadde takubwangako mupiira gwa Premier.
Mourinho yaggyako Pogba obumyuka bwakapiteeni ekyayongera okutabula enkolagana yaabwe.
Rashford, Longard ne Juan Mata baalwalira mu nsiike yaabwe ne Liverpool.
Ole Gunnar Solskjaer y'ani?