TOP

Omuliro

Omuliro gukutte ekizimbe kya Jesco mu Kampala...

NABBAMBULA w'omuliro akutte saluuni n’edduuka ly’ebyokunywa ku kizimbe kya Jesco Beauty Center mu Kampala ebintu bya bukadde ne bisaanawo.

Ensonga lwaki tolina kufumbira mu nju

Ekivaako abantu okufiira mu nnyumba mwe bafumbira

Essomero lya City Land College likutte omuliro...

Nabbambula w’omuliro asaanyizaawo ebisulo bya bayiizi ku ssomero lya City Land College erisangibwa e Kungu Matugga.

Abakyala basomeseddwa okutangira omuliro...

“Twagadde okusomesa abakyala bano olw’ensonga nti be basiiba awaka nga n’ebiseera ebisinga obuzibu buno buva ku bulagajjavu bwabwe ng’ okuteeka essigiri...

Bakutte abalala 2 ku muliro ogwasse abayizi...

ABASERIKALE ba poliisi nga bakolaganira wamu n’abeekitongole kya ISO bakutte abantu abalala babiri ku by’omuliro ogwasse abayizi 10 e Rakai.

Akulira essomero eryayidde bamukutte lwa...

MINISITA w’ebyenjigiriza Janet Kataha Museveni yagenze kipayoppayo mu nnyonyi ya nnamunkanga e Manya, Kifamba mu disistulikiti y’e Rakai okusaasira ku...

Abayizi baggyiiridde mu kisulo

Eyo mu ttumbi ng’abayizi beebase, abantu ab’ettima baabasibidde munda mu kisulo, ne balyoka bakikumako omuliro ne kiteta.

Omuliro gw'okyezza enju y'omusawo

NABBAMBULA w’omuliro asaanyizzaawo amaka g’omusawo ebintu bya bukadde ne bitokomoka okubadde n’emmotokka.

Omuliro gusanyizzaawo bya bukadde e Wantoni...

Nnabbambula w’omuliro ataategeeregese kwe yavudde yakutte ekibanda ky’entebe za sofa n’asanyaawo ebintu ebibalirirwamu obukadde bw’ensimbi.

Omusuubuzi asimattuse okufiira mu muliro...

Omusuubuzi omukukuutivu mu kibuga ky’e Mukono yayimattuse okufiira mu nnabbambula w’omuliro eyakutte n’asaanyaawo ekizimbe okuli amaduuka abiri mu kibuga...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1