TOP

omutima

Kadaga yeesammudde ebya Bannayuganda abatulugunyizibwa...

Kadaga yeesammudde ebya Bannayuganda abatulugunyizibwa kyeyo

Sipiika alagidde Katuntu okuyimiriza ku mirimu...

SIPIIKA wa Palamenti Rebecca Kadaga alagidde akakiiko ka COSASE akakubirizibwa Katuntu akabuuliriza ku mivuyo egyetobeka mu kuggala bbanka z’ebyobusuubuzi...

Munyagwa ne Kasibante baanise Kadaga ne Katuntu...

MOSES Kasibante ne Mubarak Munyagwa baanise mubaka munnaabwe, Abdu Katuntu n’akakiiko k’akulembera nga bagamba nti abadde abuuliriza wabula nga tebalaba...

Gavumenti amabanja gagiri mu bulago

Gavumenti amabanja gagiri mu bulago

Kadaga agumizza abakazi ku muze gw'okubatulugunya...

Kadaga agumizza abakazi ku muze gw'okubatulugunya mu maka

Bobi aloopye poliisi mu Palamenti

OMUBAKA wa Kyaddondo East, Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) yeekubidde enduulu mu Palamenti bamutaase ku poliisi gy’agamba nti emulemesezza okuyimba...

Ab'e Lusanja baagobwa mu bukyamu - Gavt....

PALAMENTI eragidde Gavumenti eriyirire bunnambiro abatuuze b'e Lusanja abaasengulwa ku ttaka mu bukyamu era evunaane n’abantu bonna abaali emabega w’ekikolwa...

Abakulira abaliko obulemu e Katalemwa bawanjagidde...

“Tusaba Gavumenti yaffe eya wakati eggye omusolo ku bintu bye tukozesa mu kukola ebintu ebyeyambisibwa abaana n’abantu abaliko obulemu obutali bumu. Tetulina...

Abasawo mubba mutya emifaliso - Kadaga

Sipiika wa Palamenti, Rebecca Alitwala Kadaga munyiivu olw’abasawo b’omu ddwaaliro ekkulu ery’e Kamuli okulidibaga ne batuuka n’okubbamu emifaliso.

Ebya Bobi Wine biranze! Uganda bagiwawaabidde...

EBYOKUTULUGUNYA omubaka Robert Kyagulanyi (Bobi Wine) ne banne bitwaliddwa mu kakiiko k’eddembe ly’obuntu ak’ekibiina ekigatta palamenti mu nsi yonna...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM