TOP

Orland

 Stav ng'atadde ddigi mu bbanga.

Stav Orland ayagala kweddiz...

"Wennakoma omwaka oguwedde we njagala okutandikira ne guno mu mpaka za Afrika."

Abavuzi ba ddigi nga battunka.

Aviv akubye ku mattu

Aviv, eyamenyekera mu kutendekebwa mu Amerika omwezi oguwedde wabula kati ali mu mbeera nnungi ng’era empaka za ‘Armed Forces Motorcross Championship....

 Abavuzi ba ddigi nga battunka.

Asibiridde banne entanda

Kafulu wa ddigi Aviv Orland asabye banne obutatiitira nga batuuse mu mpaka za Afrika.

Abamu ku bavuzi ba ddigi abaatendekeddwa ku ssande e Busiika.

Abaddigi banoonya obukadde 192

Aba ddigi beetaaga obukadde 192 okugenda e Zimbabwe okulwanirira empaka zino ze baasemba okuwangula mu 2012.

 Abooluganda ba Orland, Aviv (ku kkono) Alon ne Starv

Abooluganda ba Orland beesu...

Bakafulu mu kubonga ddigi, abooluganda ba Orland bawera kufutiza bannaabwe mu mpaka ezigenda okubeera mu kibuga California mu Amerika

Abavuzi b'omutendera gwa MX65cc, Gift Ssebuguzi ne Alon Orland mwe battunkira, nga basimbula

Baorland beefuze empaka za ...

Aboolugnanda ba Orland baliisizza banaabwe enfuufu mu mpaka za ddigi eza laawundi eyookubiri e Busiika

Aviv ng'avuga ddigi e Busiika.

Aviv Orland avuddeyo okuvug...

Ku myaka 15, Aviv Orland yakuvuganya ne bakafulu ba ddigi mu Uganda okuli taata we Barrack Orland.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)