Sr. Abitegeka yategeezezza nti beeraliikirivu olw’omuwendo gw’abawaayo obuyambi okukendeera olw’ekirwadde kya Corona.
Wabula omubaka Ssozi yalaze okutya olw'abantu b'e Lugazi okwongera okussa mu nkola akalombolombo kaabwe ak'okugaba ekisanja ekimu kyokka mu kulonda n'agamba...
KKOOTI eggye enta mu musango gw'okulimba emyaka, munnamateeka Hassan Male Mabiriizi gweyawaabira omubaka wa Kyadondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu nga...
Ekibiina kya DP kirina ababaka 15 mu Palamenti, kyokka bwe kutaabe kuwonga nnyo kyolekedde okufuna ababaka abatono mu Palamenti eddako oluvannyuma lw'abamu...
Abaaguzannyako abaabaddewo kuliko; Saul Kizito (Nile FC), Isaac Ngobya (Bell), aba Express okuli Kennedy Lubogo, Simon Omba, ne Godfrey Nyola, ssaako Edward...
PALAMENTI yalagidde akakiiko kaayo akavunaanyizibwa ku byenjigiriza okwekenneenya ensonga z’e Makerere ezaavuddeko abayizi okwekalakaasa. Akakiiko kajja...
Ezimu ku nsonga ezisuubirwa okuteesebwako kuliko ensonga ya yunivasite y’e Makerere abayizi gye bawezezza wiiki nga beekalakaasa nga bawakanya eky’okwongeza...
Mukyala w'omubaka wa Mukono South mu Palamenti Johnson Muyanja Ssenyonga yakuzibwa era bwe yabadde ku mukolo yafukamidde okusiibula bba n'aleka abaabaddewo...
Ekibadde mu National Prayer Breakfast ku palamenti
ERNEST Kiiza Apuuli omubaka wa Masindi mu Palamenti, era minisita omubeezi ow'ensonga za Bunyoro attunka n’omusango gw’ebbanja lya kkampuni ya R.L Jain...