TOP
  • Home
  • Palamenti ya uganda

Palamenti ya uganda

Ababaka beeyongezza ensimbi...

ABABAKA ba palamenti bazzeemu okweyongeza ensako. Okusinziira ku biwandiiko ebikwata ku bajeti egenda okusomwa mu June omwaka guno ababaka baataddemu obuwumbi...

 Omubaka Muwanga Kivumbi.

Ababaka ba palamenti baagal...

SSEMATEEKA wa Uganda owa 1995 akiraga bulungi nti mu Uganda mulimu amawanga 65 era bw’okitwala nti buli ggwanga lirina olulimi lwalyo z’ennimi 65 kyokka...

 Omubaka Moses Kasibante ng’ateeka Katuntu ku nninga. Ku kkono ye Florence Namayanja. Wakati ye Betty Muzanira. Mu katono ye Abdu Katuntu

Omubaka Kasibante akaayukid...

OMUBAKA Moses Kasibante alidde matereke ne mubaka munne Abdu Katuntu mu kakiiko akanoonyereza ku bbanka ezaggalwa.

Abantu bagenda kukkirizibwa...

BASSENTEBE ba disitulikiti bagenda kukung’anira mu palamenti ya Uganda bakubaganye ebirowoozo ku nsonga ezikwata ku kutuusa obuweereza ku bantu ba bulijjo...

 Akulira bambega ba Polisi, Grace Akullo ne  Bangirana omukungu wa poliisi  nga bali mu kakiiko ka palamenti

Ababaka bakunyizza poliisi ...

ABABAKA banenyezza poliisi olw’okulemwa okukuuma ettaka lyayo erisangibwa mu bitundu by’eggwanga ebitali bimu ekireetedde abantu okulyesenzaako.

 Sipiika Kadaga

Kadaga alabudde ababaka okw...

SIPIIKA Rebecca Kadaga akunze ababaka ba palamenti okutereka ku nsimbi ze bafuna n’okuzissa mu bintu ebizaaza baleme kufuuka kisekererwa abalonzi bwe...

Baminisita 2 babafulumizza ...

Baminisita 2 babafulumizza mu kakiiko ka Palamenti lwa kutamwattamwa

Olulanyah alabudde ababaka ...

OMUMYUKA wa sipiika Jacob Oulanyah alabudde ababaka okwegendereza ebikolwa n’enneeyisa yaabwe nga bakola emirimu gya palamenti n’agamba nti balina okukimanya...

 Omubaka Kyagulanyi (Bobi Wine) yazze mu Palamenti eggulo. Wano ng’awanise omukono ne mubaka munne Basalirwa okuwakanya omusolo ku ‘Mobile Money.

Palamenti ekkirizza omusolo...

PALAMENTI ekkirizza omusolo ku ‘Mobile Money’ gusigalewo wakati mu kusika omuguwa.

Palamenti eremeddwa okuyisa...

PALAMENTI eremeddwa okusalawo eky’enkomerero ku ky’okukendeeza oba okuggyirawo ddala omusolo ku ‘mobayiro mane’ ng’entabwe evudde ku muwendo gw’ababaka...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)