TOP
  • Home
  • Palamenti ya uganda

Palamenti ya uganda

Njagala eyeetegese okuwasa

Nneetaaga omwami okuva ku myaka 40 n’okweyongerayo, atya Katonda, alina empisa nga mwetegefu okukola obufumbo n'okwekebeza omusaayi.

Minisita Nantaba yakyasibye omusango ku bya...

POLIISI eyanukudde Minisita omubeezi owa tekinologiya, Idah Erios Nantaba, ku bya Ronald Ssebulime n’egamba nti y’akyasibye omusango guno okugenda obulungi...

Abafumbo temwanika buziina bwammwe’

OMUSUMBA w’essaza ly’e Masaka, John Baptist Kaggwa asabye abafumbo okukomya okwanika obuziina bwabwe ekivudeko okubaweebuula.

Bugingo ateeredde akaka abamusekeeterera:...

PAASITA Aloysius Bugingo agambye nti abalondoola ennyumba ye empya gy’azimbye e Wakiso balogo bennyini.

Abaana b’omuyimbi Paul Kafeero baagala kuziikula...

ABAANA b’omuyimbi Paul Kafeero bateekateeka kuziikula kitaabwe aggyibweko obutaffaali abaana bonna bakeberebwe kimalewo obutakkaanya nga waliwo abalumiriza...

Omuwala mmukolere ki?

NAGENDA okukola e Saudi naye nagenda okukomawo nga baze azadde mu mukwano gwange. Kyokka bwe nnali e Saudi, mukwano gwange yali tankubira ssimu ate nga...

Bwe ntuuka ku ntikko mba njagala kwebaka...

BULI lwe mmaliriza okwegatta ne mukyala wange mba njagaala kwebaka ate bwe nnebaka ntandikirawo okufuluuta. Nkoze ntya okuddamu okuyunga?

Grace Khan alangidde Luzinda obwerabize

OMUYIMBI Grace Khan owa Da Nu Eagles bamuwonyezza akatebe. Afunye Kojja Kitonsa akola nga maneja we era amuteekamu ssente.

Sheebah ne Carol beewanye okulingiza mu maka...

ABAYIMBI Carol Nantongo (ku ddyo) ne Sheebah Karungi (ku kkono) beewaanye nga bwe balina obukodyo obusomola ebyama by’abakungu n’okulingiza mu maka gaabwe....

Abasomesa bagaanyi ekizimbe eky’enjatika...

OMUKULU w’essomero n’abasomesa aba Kyato Moslem P/S mu Ggombolola y’e Lwabenge e Kalungu, essanyu ly’okuyingira ekisulo kyabwe kye babadde baludde nga...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1