TOP

Palamenti

Abavubuka balaajanidde Palamenti ku nsimbi...

ABAVUBUKA basabye palamenti okukendeeza ensimbi ezisabwa abaagala okwesimba ku bubaka bwa Palamenti nga bagamba nti obukadde obusatu obusabwa nnyingi nnyo...

Ababaka bagugumbudde Katikkiro ku by'okulwawo...

KATIKKIRO wa Uganda, Dr. Ruhakana Rugunda ababaka ba Palamenti bamutadde ku nninga annyonnyole lwaki gavumenti eruddewo okutwala eyali omuduumizi wa poliisi...

Amuriat yeewolerezza ku by'okukyusa abooluda...

Pulezidenti w’ekibiina kya FDC, Patrick Oboi Amuriat yeewolerezza n’ategeeza nti, kye yakoze yayagadde kutereeza babaka ba kibiina abali mu Palamenti n’agamba...

Eby’okungoba biri mu ng’ambo - Winnie Kiiza...

Winfred Kiiza (mukazi/Kasese) yagambye nti, amawulire g’okumugoba gaamusanze mu Amerika gye yabadde ku mirimu gye emitongole ng’akulira oludda oluvuganya...

Ababaka boogedde ekibagaana okwogera mu palamenti...

Palamenti eya wamu etuula ennaku ssatu mu wiiki okuli; Olwokubiri, Olwokusatu n’Olwokuna okutandika ku ssaawa 8:00 ez’olweggulo. Mu nnaku endala n’obudde...

Ababaka ba Buganda abateesezza ne mukeerere...

Tutunuulidde enteesa y’ababaka abava mu Buganda okuva mu June wa 2017 omwaka ogwokubri ogwa Palamenti ey’e 10 lwe gwatandika okutuuka mu May 2018, omwaka...

Baabano ababaka abatavuddemu kigambo kyonna...

Baabano ababaka abatavuddemu kigambo kyonna mu mwaka ogwokubiri mu Palamenti

Ababaka 200 basattira lwa nsala ya kkooti...

ABABAKA ba Palamenti abaawagira okukyusa Konsitityusoni n’okweyongeza emyaka gy’ekisanja okuva ku etaano okutuuka ku musanvu bali mu kusattira.

Gavumenti egenda kukyusa etteeka ku 'Mobile...

Gavumenti egenda kukyusa etteeka ku 'Mobile Money'

Muloope Abapoliisi abeenyigira mu bumenyi...

PULEZIDENTI Museveni agambye nti obumu ku bumenyi bw’amateeka obugenda maaso mu ggwanga bwenyigiddwamu n’abamu ku bantu abali mu bitongole ebikuumaddembe....

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM