TOP

People power

Kkampuni endala etadde akazito ku Balaam...

BANNABYABUFUZI babiri beesowoddeyo ne balumba Balaam Barugahare 'Ssaabavvulu' ku kwagala okwekomya ekisinde kya 'People Power' ne bategeeza nti nabo baakiwandiisa...

DP esekeredde Balaam ku bya People Power:...

DP esekeredde omutegesi w’ebivvulu Balaam Barugahara olw’okuwandiisa ‘People power’ ng’ekibiina ky’obwannakyewa n’egamba nti ali mu kwonoona biseera bye...

Aba ISO batabuse lwa nnyimba Bobi Wine ze...

ENNYIMBA Bobi Wine ze yayimbye mu Lubiri e Mmengo zitabudde aba ISO ne balaalika obutamukkiriza kuyimba mu bivvulu birala okuggyako ng’akkirizza okugondera...

Bobi Wine akukkulumidde Poliisi y'e Kayunga...

OMUBAKA Robert Kyagulanyi amanyidwa nga Bobi Wine ayombedde e Kayunga olwa kye yayise effujjo lya poliisi okumuwendulira abayaaye ne baggya omukka mu mupiira...

Sirina lutalo lwonna na Bobi Wine - Besigye...

COL. Kiiza Besigye agambye nti tewali buzibu bwonna wakati we n’omubaka Robert Kyagulanyi amanyiddwa nga Bobi Wine n’agamba nti boogerezeganya wadde tebalina...

Ntandikidde mu byalo okunnyikiza ekisinde...

Maj. Gen. Mugisha Muntu asinzidde ku Bukedde Fa Ma 100.5 Embuutikizi n’alangirira nga bw’agenda

Aba FDC abamu bagenda wa Bobi Wine

Muntu abadde yaakakwatagana ne Bobi Wine mu kampeyini za mirundi ebiri nga bawangula abeera asimbiddwaawo FDC.

Poliisi erabudde aba People Power

POLIISI ewabudde Bobi Wine n’aba People Power okugoberera amateeka mu nteekateeka zaabwe zonna.

Abawagizi ba Bobi battunka ne poliisi ku...

OKUSIKA omuguwa wakati w’abawagizi ba Bobi Wine n’abeebyokwerinda lutandikiddewo, ng’entabwe eva ku nteekateeka z’okumwaniriza ng’akomawo enkya ku Lwokuna....

Bobi Wine alaze pulaani y’okudda

Bobi Wine yategeezezza nti ategeka okudda mu Uganda ku Lwokuna nga September 20 ng’ayitira ku kisaawe e Ntebe.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM