Kigambibwa nti Arsenal etegese obukadde bwa pawundi 5, okubuwa Arteta mu ndagaano gye bategeka okumuwa
Klopp yeegatta ku Liverpool mu October wa 2015 ng'asikira Brendan Rodgers gwe baali bafuumudde.
Liverpool ekulembedde liigi ya Premier era eyagala kugiwangula egatteko n'ekya Bulaaya.
Zaha yayagala dda okwabulira Crystal Palace kyokka bakama be ne bamulemesa okugenda mu Arsenal.
Leicester y'emu ku ttiimu ezisinga okuba ku ffoomu mu kaseera kano nga mu kiseera kino, ewangudde emipiira gyayo etaano egisembye mu Premier.
Allegri ayagala bamuwe ogw'okutendeka ManU era agamba ni waakukola ne Evra.
Ceballos agamba nti yagenda mu Arsenal akole ebyafaayo atere adde mu Real Madrid afune ennamba etandika.
Chevrolet erangira ku mujoozi gwa ManU egamba nti tennafuna mu nsimbi ze yassa mu ManU kuba evuya buvuya.
Zaha agamba nti yali yeetegese okuva mu Crystal Palace nga ne ttiimu ezimugula weeziri kyokka ne bamulemesa
ManU ekola bubi ensangi zino ng'abamu bagamba nti ekizibu kiri ku mutendesi Solskjaer gwe balumiriza obutaba na bukodyo.