TOP

Premier

"Sterling y'ansingira"

Van Dijk, agamba nti newankubadde waliwo abazannyi bangi aboolesezza omutindo sizoni eno, naye Sterling abakira bonna.

Man City eneeyita ku kigezo kya Spurs?

Pep Guardiola atendeka Man City yawangula Capital One Cup ate yeesozze fayinolo ya FA Cup nga ne mu Premier ali mu kyakubiri.

Sijja kugenda mu Arsenal nga tegenze mu Champions...

Arsenal enoonya muzannyi anaasikira Aaron Ramsey agenda okwegatta ku Juventus nga sizoni eweddeko.

Paul Scholes obutendesi bumwokezza n'asuulawo...

Scholes y'omu ku baali abawawuwuttanyi ba ManU aba kabi ne bawangulira ttiimu eyo ebikopo bingi.

Omutindo gwa ttiimu yange gubadde mufu -...

Bukya Solskjaer asikira Mourinho, abadde takubwangako mupiira gwa Premier.

Conte yandirya omulimu gwa Juventus

Conte yagobwa mu Chelsea ng'abawangulidde ekya Premier ne FA Cup.

Mourinho ayogedde ekyabatabula ne Pogba

Mourinho yaggyako Pogba obumyuka bwakapiteeni ekyayongera okutabula enkolagana yaabwe.

Bassita ba ManU basatu bassuuse

Rashford, Longard ne Juan Mata baalwalira mu nsiike yaabwe ne Liverpool.

Sanchez ne Lukaku mundage nti musobola -...

Abazannyi ba ManU 10 balwadde ekiwadde omutendesi akaseera akazibu.

Owa Spurs yejjusa okulonda ttiimu obubi

Arsenal ewangudde Spurs ku Emirates mu mipiira ebiri ku esatu egisembye okuzannyirwa ku Emirates.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM