TOP
  • Home
  • Quiin abenakyo

Quiin abenakyo

Ebigaanye mu mwaka oguwedde mubimalirize...

Omuyimbi era omubaka wa Palamenti owa Kyaddondo East, Robert Kyagulanyi Ssentamu amanyiddwa ennyo nga Bobi Wine yagumizza abadigize obutaggwaamu maanyi...

Akutte Nnaalongo we mu bwenzi n’amugabira...

SSAALONGO akutte owooluganda lwe lubona ng’asinda omukwako ne Nnaalongo! Amumuwadde mu butongole mu lujjudde lw’abantu n'abawa n'eby'omu nju.

Minisita JC. Muyingo alidde matereke ne Ssabakristo...

MINISITA omubeezi avunaanyizibwa ku matendekero aga waggulu, Dr. JC Muyingo asabye abantu baleme kumalira biseera ku byabufuzi mu 2018 kuba si bye bajja...

Ekiwuubaalo ky’omulenzi wange kindi bubi...

SIYINZA kwerabira ennaku essatu ez’omuddiriηηanwa muganzi wange ze yaneetawulako ng’aneegayirira okumuwuliriza naye ne ηηaana oluvannyuma lw’okumusanga...

Paasita Ssennyonga agugumbudde bannabi b'obulimba:...

PAASITA Jackson Ssenyonga owa Christian Life Church e Bwaise aguggumbudde ‘bannabbi ab’obulimba’ abeerimbise mu bwa pasita mu makanisa g’Abalokole n'Agamba...

Luno olulyo Mukama yaluweesa ebiri;Maama...

Luno olulyo Mukama yaluweesa ebiri;Maama alina emigogo gy’abalongo esatu, nze etaano ne mwannyinaze 5

Swengere kirabika alina ekkooti emu mu woduloopu!.....

KAZANNYIRIZI Ibanda Muyonjo amanyiddwa nga Swengere kirabika alina kkooti emu yokka etamuva ku mugongo. Abazze babeera mu bivvulu bye baatuuse n’okulowooza...

Musindike abaana mu Buzaveeri bayige - Fr....

ABAANA baakubiriziddwa okwewaayo okuyamba bannaabwe nga basiga ensigo ey’okuyamba n’okubaagazisa eddiini.

Omutendesi wa Cranes omuggya awera kukyusa...

“Nzize kukyusa mupiira gwa Uganda era hhenda kusooka kuyigiriza bazannyi mupiira gwa kulumba na ngeri gye bayinza okwegabamu,” Desabre bwe yategeezezza...

Hajji Haruna Kitooke bamusuddeko akabaga...

Hajji Haruna Kitooke bamusuddeko akabaga k'amazaalibwa nga tategedde: Abagaanyi okumubuuza emyaka gy'awezezza

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM